Virani Noordin
Endabika
Virani Noordin (olunaku lwe yazaalibwa terumanyiddwa) Munnayuganda eyali omuzannyi wa cricket ow'omutindo ogusooka .
Noordin yazaalibwa mu kitundu ky'amatwale ga Bungereza mu Uganda. Muzannyi mu team ya cricket eya Uganda okuva mu myaka gya 1960, bwe yatwalibwa ng'omuzannyi asinga okuteeba mu ggwanga, [1] Noordin yazannya omupiira gumu mu cricket ey'omutendera ogusooka ku ttiimu ya East Africa eya cricket nga battunka n'Abayindi abaali balambula Kampala mu 1967. [2] Ng'aggulawo n'okuteeba emirundi ebiri mu mupiira, yamalayo okuteeba emirundi 20 mu nzannya za East Africa ezasooka ng'azannya ne Sadanand Mohol, ate mu luzannya lwabwe elw'okubiri era yamalayo emirundi gyegimu ng'azannya ne Venkataraman Subramanya . [3]
Ebiwandiiko ebikozesebwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2025-01-20. Retrieved 2025-10-20.
{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://cricketarchive.com/Archive/Players/26/26662/First-Class_Matches.html
- ↑ https://cricketarchive.com/Archive/Scorecards/29/29058.html