Wilson Tumwine Muna'uganda,munnabyabufuzi era musuubuzi. Ono ye yali Meeya w’ekibuga Mbarara, era nnannyini wooteeri ya Pelikan. Ono y’omu ku lukalala lwa bannabyabufuzi abagambibwa okuwamba ettaka lya gavumenti.[1][2]