Jump to content

Yostus Ruhindi

Bisangiddwa ku Wikipedia

Yostus Ruhindi (oba Yostasi; 1925–2006) yali mulabirizi Omukulisitaayo / Omupolotesitante mu Uganda .

Ruhindi yazaalibwa mu Disitulikiti y'e Rukungiri era yasomera ku yunivasite ya Uganda Christian University . Yatuuzibwa ku budinkoni mu 1957 ne ku busumba mu 1960. Yaweereza mu Bulabirizi bwa Uganda okuva mu 1957 okutuuka mu 1960 ne mu Namirembe okuva mu 1960 okutuuka mu 1972. Ruhindi yatukuzibwa ng’omulabirizi nga 6 Omwezi ogwomunaana 1972 [1] okuweereza ng’Omulabirizi w’e Bunyoro-Kitara ; era oluvannyuma naasindikibwa mu Bukiika kkono bwa Kigezi nga 12 Omwezi ogwokuna 1981 [1] era n'aweereza okutuusa mu 1996.

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. Other variations of his first name include Eustace, Yustasi and Yustus
  2. Church Times
  3. DACB
  4. Crockford's Clerical Directory 1980–82 p858 London: OUP, 1983 Template:ISBN
  5. The Observer (Uganda)
  1. 1 2 Cite error: Invalid <ref> tag; no text was provided for refs named dacb