Zac Niringiye
Zac Niringiye (yazaalibwa 1954) munnayuganda Omukulisitaayo / Omupolotesitante omukugu mu by'eddiini era omusumba
Ebikwata ku bulamu bwe
[kyusa | kolera mu edit source]Niringiye yazaalibwa Bufumbira . Oluvannyuma lw’okufuna diguli esooka mu ssomo lya Fizikisi ( Physics) ne dipulooma y’obusomesa ku Yunivasitte y'e Makerere , Niringiye yamaliriza diguli eyookubiri ku ttendekero lya Wheaton College Illinois, mu 1987 ne ddiguli eyokusatu (PhD) ku Yunivasite ye Edinburgh mu 1998, ng'asomera wansi wa T. Jack Thompson ne David Kerr . [1] [2]
Niringiye yakola nga omukulu w'ettundutundu mu kibiina ky'Ekkanisa eky'abaminsani ( Church Missionary Society ), ng’atumbula emirimu gy’obuminsani mu AfIrika yonna. Olwo yatukuzibwa ng'amyuka omulabirizi wa Kampala mu 2005, n’akeera okuwummula mu 2012 okulwanirira obwenkanya mu bantu mu Uganda. [1]
Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- 1 2 "D. Zac Niringiye". Regent College Summer Programs (in Lungereza). Retrieved 19 February 2021. Cite error: Invalid
<ref>tag; name "regent" defined multiple times with different content - ↑ Niringiye, David Zac (30 April 2016). The Church in the World: A Historical-Ecclesiological Study of the Church of Uganda with Particular Reference to Post-Independence Uganda, 1962-1992 (in Lungereza). Langham Publishing. ISBN 978-1-78368-136-5.
- "D. Zac Niringiye". Regent College Summer Programs (in Lungereza). Retrieved 19 February 2021.
- Niringiye, David Zac (30 April 2016). The Church in the World: A Historical-Ecclesiological Study of the Church of Uganda with Particular Reference to Post-Independence Uganda, 1962-1992 (in Lungereza). Langham Publishing. ISBN 978-1-78368-136-5.
- Waimiri, Justus (23 August 2004). "Provincial Secretary and CMS official named new bishops in Uganda". www.anglicannews.org. Retrieved 19 February 2021.
- "Bishop Niringiye to retire 7 years early". The Observer - Uganda (in British English). 29 January 2012. Archived from the original on 11 December 2022. Retrieved 19 February 2021.