Jump to content

Zi Ssemaduuka za Uchumi

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Zi Ssemaduuka za Uchumi zitera okuyitibwa Uchumi mu ngeri ennyangu, kkampuni za Ssemaduuka mu Kenya . Ekigambo uchumi kitegeeza "ebyenfuna" mu Luswayiri .

Okutwalira awamu

[kyusa | kolera mu edit source]

Ekitebe ekikulu ekya Uchumi kiri mu Kenya . Okuva mu Gwokuna 2019 , Uchumi yali emu ku kkampuni za Ssemaduuka eziwerako mu Kenya eziweereza Kenya, omuli ezikulembedde akatale Naivas, Quick Mart ne Carrefour . Mu Gwomukaaga 2014, eby’obugagga bya kkampuni eno byali bibalirirwanu obukadde bwa ddoola za Amerika nga 78.8 (KES:6.885 billion), ng’emigabo gyayo gyali nga obukadde bwa ddoola za Amerika 38.4 (KES:3.357 billion). [1] We bwatuukira mu Gwekkuminebiri 2020 waliyo amaduuka asatu gokka mu Kenya.

  1. Uchumi (September 2014).