Bernadette Olowo

Bisangiddwa ku Wikipedia

Bernadette Olowo, oluvanyuma Olowo-Freers (kiteeberezebwa nti yazaalibwa mu 1948) Munnayuganda eyakiikirirako ensi ye mu mawanga g'ebweeru.

Olowo yasomerako mu Trinity College Nabbingo era naweerezako okumala ebbanga nga ambassador wa Uganda eri Germany.[1] Yafuuka ambassador wa Uganda eri Vatican City mu 1975, nafuuka omukyaala eyasookera ddala mu myaaka lwenda okukirizibwa Vatican okuba omukyiise waayo. Mu mwaaka gya 1990 yatandika okukola ne UNICEF ne UNAIDS mu puloojekiti ez'okulwanisa AIDS mu maselengetta ne mu buvanjuba bwa Afirika.[2]

Ebijuliziddwa[kyusa | edit source]