Fadilah Shamika Mohamed Rafi

Bisangiddwa ku Wikipedia

Template:SDcat

Fadilah Shamika Mohamed Rafi
Personal information
CountryUganda
Born (2005-04-06) 6 April 2005 (age 19)
Tamilnadu, India[1]
HandednessRight
Women's singles & doubles
Highest ranking179 (WS 11 October 2022)
125 (WD with Tracy Naluwooza 11 October 2022)
Medal record
Women's badminton
Representing Uganda Yuganda
African Championships
Gold medal – first place 2023 Benoni Women's singles
African Junior Championships
Gold medal – first place 2022 Rose Hill Girls' singles
Gold medal – first place 2022 Rose Hill Girls' doubles
Gold medal – first place 2022 Rose Hill Mixed doubles
BWF profile

Fadilah Shamika Mohamed Rafi, yazaalibwa ng'enaku z'omwezi 6, mu mwezi ogw'okuna, mu mwaka gwa 2005 nga munayuganda azannya badminton.[2] Yatandika okuzannya badminton mu ng'alina emyaka 10 egy'obukulu . Yakiikirira Uganda mu mizannyo gy'omwaka gwa 2022 egy'amawanga agali mu luse olumu n'eggwanga lya Bungereza, ng'eno gyeyazannyira mu mutendera gw'abakazi ababeera ababiri ku kisaawe, ng'ali wamu ne Husina Kobugabe. TAbabiri bano baatuuka ku luzannya lwa olw'okubiri oludirira olw'akamalirizo, ng'eno gyebaakubibwa Chloe Birch ne Lauren Smith.[3] Mu mwaka gwa 2023, yawangula omudaali gwa zaabu mu mpaka ezeetabibwamu amawanga ga Afrika, ng'omukyala eyali azannya yekka .[4]

By'awangudde[kyusa | edit source]

Emizannyo gy'okulukalo lwa Afrika[kyusa | edit source]

Ezizannyibwa omukazi omu omu buli ludda

Omwaka Ekifo gyezaali Gweyali azannya Obugoba Ebyvaamu
2023 John Barrable Hall mu Benoni, mu ggwanga lya South Afrika Johanita Scholtz 14–21, 21–14, 21–16 Zaabu

Empaka z'okulukalo lwa Afrika ezeetabibwamu abausi nga bato[kyusa | edit source]

Omwaka Ekifo Gweyali azannya Obugoba bweyafuna Ebyavaamu
2022 Mu NationaL Badminton centre ekisingaanibwa mu Beau Bassin- Rose Hill mu ggwanga lya Mauritius Tracy Naluwooza 21–16, 21–15 Zaabu

Ezizannyibwa abakyala ababiri buli ludda

Omwaka Ekifo Gweyazannya naye Gweyali attunka ne Obugoba Ebyavaamu
2022 Mu kifo kya National Badminton Center, ekisingaanibwa mi Beau Bassin-Rose Hill, mu ggwanga lya Mauritius Tracy Naluwooza Michaela Ohlson ne Tamsun Smith nga nzaalwa z'e South Afrika 21–15, 21–17 Zaabu

Nga batabiseemu omukazi n'omusajja buli ludda

Omwaka Ekifo webaali Gwyeali naye nga bazannya Bebaali bazannya nabo Obugoba bwebafuna Ebyavaamu
2022 Mu kifo kya National Badminton Center, ekisingaanibwa mi Beau Bassin-Rose Hill, mu ggwanga lya Mauritius Abed Bukenya Khemtish Rai Nunda ne Tiya Bhurtun 21–19, 17–21, 21–17 Omudaali gwa zaabu

Empaka za BWF ezaai ez'okuvuganya munsi yonna (Yakwata kyakubiri )[kyusa | edit source]

Abakazi ababiri buli ludda

Omwaka Empaka Gweyali naye Bebaali bazannya Bwegwagwa Ebyavaamu
2021 Uganda International Uganda Tracy Naluwooza Uganda Husina Kobugabe

Uganda Mable Namakoye
9–21, 17–21 Yakwata kyakubiri
Empaka z'okuvuganya eza BWF ez'ensi yonna
 Empaka z'obutundu eza BWFM nga zakuvuganya ku mutendera gw'ensi yonna

Empaka za BWF ez'ensi yonna nga zeetabibwamu bakyakayiga ( engule ye ey'okubiri, yakwata kifo kyakubiri)[kyusa | edit source]

Ez'abawala ng'ali omu buli ludda

Omwaka Empaka Gweyali azannya Gwagwa gutya Ebyavaamu
2022 South Africa Junior International Pei Chen Huang 21–23, 8-21 Yakata kyakubiri

Ez'abawala nga bali babiri buli ludda Girls' doubles

Omwaka Empaka Gweyali azannya Beebaali bazannya Gwagwa gutya Ebyavaamu
2022 Uganda Junior International Uganda Tracy Naluwooza Uganda Diya Chetan Modi

Uganda Brenda Namanya
21–5, 21-3 Muwanguzi

Nga buli ludda waliyo abazannyi babiri

Omwaka Empaka Gweyali azannya naye Beebaali battunka nabo Gwagwag gutya Ebyavaamu
2022 Uganda Junior International Uganda Paul Makande Uganda Abed Bukenya

Uganda Tracy Naluwooza
21–15, 21-14 Muwanguzi
  BWF Junior International Grand Prix tournament
  BWF Junior International Challenge tournament
  BWF Junior International Series tournament
  BWF Junior Future Series tournament
  1. "KNOW YOUR STARS: Badminton teenage sensation Fadilah inspired by father". Kawowo Sports. 12 January 2023. Retrieved 20 February 2023.{{cite web}}: CS1 maint: url-status (link)
  2. {{cite web}}: Empty citation (help)https://bwfbadminton.com/player/93199/fadilah-shamika-mohamed-rafi
  3. {{cite web}}: Empty citation (help)https://www.bbc.com/sport/commonwealth-games/62409923
  4. {{cite web}}: Empty citation (help)https://www.insidethegames.biz/articles/1133902/african-badminton-championships