Irene Birungi

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Irene Birungi Mugisha (eyali Irene Birungi; yazaalibwa mu 1973), Munnayuganda munnabizinensi, muweereza woku Laadiyo ne ttivvi, era omuwaandiisi womu mawulire ne mu butabo bwa magazine akolera ekakiiko akafuga mu yaafiisi ya Puleziddenti wa Uganda, Yoweri Kaguta Museveni nga omuwaandiisi nakyeewa, mu Gwomwenda 2017.[1]

Mugisha ye mutandisi wa All Round Consult, ekitongole kya public relations n'ekyebyamawulire, ekisangibwa mu Kampala, ekibuga kya Uganda ekikulu. Mu Gwekkumi 2010, yafuuka manager wa ttiivi omuyaala asooka mu Uganda nga amaze okulondebwa nga omuweereza wo ku ttiivi mu kifo kya state broadcaster ku Uganda Broadcasting Corporation. Mu 2013, yafuuka omukulemebeza wa ttiimu epandiisi eya editorial era yali omusunsuzi wa ttivvi ne CNBC Africa. Muwandiisi mu lupapula lwa Daily Monitor[2] ne New Vision mu songa z'ebyobufunyi.[3]

Emirimu gy'ebyamawulire[kyusa | edit source]

Mugisha yazimba erinnya lye nga munnamawulire oluvanyuma lw'okuweebwa omulimu nga omusomi w'amawulire ku WBS Television, (kati etakyaakola). Oluvanyuma lw'emyaaka ettaano, yegatta ku Uganda Broadcasting Corporation Television (UBC Television) nga omusuunsuzi wa ttiivi era nga omuwandiisi w'ebyabizinensi. Mu Gwekkuimi 2010, yalondebwa nga manager wa ttiivi ya UBC, omukyaala eyasooka mu Uganda okikwaata ekifo ekyo.[4]

Mu 2013, yegatta ku CNBC Africa nga akulira ttiimu empaandiisi era nga omusunsuzi w'aoku ttivvi ow'ebitongole byaabwe ebikyuusa ssente ebya Uganda ne Rwanda bureaus, eyo gye yaweereza ku puloogulamu eyali emanyikiddwa enyo eya "Okukola Buzinensi mu Rwanda.[5]

Obulamu bwe[kyusa | edit source]

Mugisha mufumbo eri, Maurice Mugisha, omumyuuka wa dayirekita adukannya emirimu ku Uganda Broadcasting Corporation era akola nga omwoogezzi w'okumikolo. Yakolako nga akulira eby'amawulire ku Nation Media Television Uganda.[6] Maama w'abaana bassattu, omutabani gw'eyazaalira mu bufumbo bweyasookamu, n'abawala babbiri baalina ne baawe kati.[7]

Ebijuliziddwa[kyusa | edit source]

  1. https://en.wikipedia.org/wiki/Yoweri_Museveni
  2. Irene Birungi Mugisha (5 February 2016). "Uganda's public health sector has undergone fundamental change". Daily Monitor. Kampala. Archived from the original on 17 July 2019. Retrieved 12 November 2018.
  3. Irene Birungi Mugisha (16 December 2016). "What lower middle income status means to local Ugandans". New Vision. Kampala. Retrieved 12 November 2018.
  4. "Archive copy". Archived from the original on 2019-07-17. Retrieved 2024-04-24.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  5. {{cite web}}: Empty citation (help)
  6. Agencies (12 October 2018). "Revamp: Uganda National Broadcasting Television poaches NTV's Maurice Mugisha". Kampala: PMLDaily.com. Retrieved 12 November 2018.
  7. Okuda, Ivan. "I'm older than Maurice, but so what?". Daily Monitor. Retrieved 12 November 2018.