Kakooto
Appearance
Nagana Kakooto bulwadde bwakabi nnyo eri ebisolo n'abantu. Ekisolo ekifudde kakooto tusanye tukiyise mu' ngeri yanjawulo nnyo.
- Ekisolo ekifudde kakooto tuteekwa okukyokya ate n'okukiziika okutangira ebirala n'abantu okukwatibwa obulwadde obwo.
- ebisolo byaffe obutakwatibwa ndwadde , tulina okubigemesa.
- Tulina okubiyonja ate n'ekifo we bisula.
- Ate n'okubijanjabanga.
Era n'okwebuza ku basawo b'ebisolo. <ref:wwf/lvceep/>