Lillian Aujo

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Lillian Aujo Munnayuganda, muwandiisi wa bitabo.[1] Mu 2009, yawangula empaka z'ebitontome ezaBabishai Niwe (BN) Poetry Foundation.[2][3][4] Mu 2015, yassibwa ku lukalala lw'abaavuganya era n'awangula,[5] mu mpaka za Inaugural Jalada Prize for Literature ng'awanguza amboozi ye eya "Where pumpkin leaves dwell".[6]

Okuwandiika kwe[kyusa | edit source]

Aujo mmemba wa kibiina ky'abawandiisi ekya Fermrite Uganda Women Writers' Association. Ebitabo bye ebya "The Eye of Poetry" n'ekya "Getting Nowhere" byafulumizibwa kkampuni ya Suubi, efulumya ebitabo bya African Writers Trust.[7] Yeetaba mu musomo gwa Caine Prize workshop 2013,[8][9] era emboozi ye eya "Red" yafulumizibwa mu mu tterekero ly'ebiyiiye n'endala nga: A Memory, This Size n'emboozi endala nnyingi.[10] Emboozi ze endala nga "Talking tales" ne "Summoning the rains" zirabiddwako mu materekero g'ebiyiiye nga gateekebwa aba Femrite, .[11]

Emboozi n'ebitabo by'awandiise[kyusa | edit source]

Emboozi ennyimpi[kyusa | edit source]

  • "Red" in  2013. Jakana Media. 2013. ISBN 9781431408382.
  • "My big toe", in Template:Cite bookHilda Twongyeirwe. {{cite book}}: Missing or empty |title= (help)(2012). Summoning the Rains. Femrite Publications. ISBN 9789970700257.
  • "Where pumpkin leaves dwell"
  • "Getting nowhere" in The Suubi Collection (2013)

Ebitontome[kyusa | edit source]

  • "Soft Tonight", in  (2014). A thousand voices rising: An anthology of contemporary African poetry. BN Poetry Foundation. ISBN <bdi>978-9970-9234-0-3</bdi>.
  • "Soft Tonight", in Violet Barungi. {{cite book}}: Missing or empty |title= (help)(2009). Talking Tales. Femrite Publications. ISBN 9789970700219.
  • "Born in these Times" in Bakwa, 2013
  • "The eye of poetry" in The Suubi Collection (2013)
  • "Fresh Coat of Paint" in the revelatormagazine

Ebijuliziddwamu[kyusa | edit source]

Ebijuliziddwamu okuva wabweru wa Wikipedia[kyusa | edit source]