Nyakisi Adero

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Nyakisi Adero (yazaalibwa nga 2 Ogwomusanvu 1986) Munnayuganda omuddusi w'emisinde egya long distance runner. Adero yawummula okuvuganya mu 2011–12 oluvanyuma lw'okuzaala naye y'akomawo mu Gwokutaano 2012. Yadduka emisinde gye egyasooka egya mubunabyalo mu Gwomwenda 2015, mu mpaka za Amsterdam Marathon. Yakolera Uganda likodi empya bwe yaddukira essaawa 2:34:54 era n'ayitamu okwetaba mu mpaka za 2016 Olympics.[1] Yamalira mu kifo kya 68 mu mpaka za Rio Olympics.[2]

Ebijuliziddwamu[kyusa | edit source]

  1. "Archive copy". Archived from the original on 2016-09-19. Retrieved 2024-04-21.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  2. https://web.archive.org/web/20160806070109/https://www.rio2016.com/en/athlete/nyakisi-adero

Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya[kyusa | edit source]

 Lua error: Invalid configuration file.