User:Kasiryefred/sandbox

Bisangiddwa ku Wikipedia

Okulima Obutunda[kyusa | edit source]

Ensimba Y'obutunda Ofuna obusigo bw'obutunda obwengedde obulugi n'obwanika okumala ennaku bbiri wano obusimba munnasale bwebumala omwezzi gumu buzimbeko akayumba omusana guleme kububabula oba enkuba eyinza okubwonona. bwebuweza emyezi 2-3 obusimbulize ngobuteka mubinnya mwetadde nnakavundira.Okuva kukinnya ekimu okutuka okutuka kinnya ekirala olekawo ebanga lya ffuti 10 ENDABIRALA Y'OBUTUNDA. Ngomaze okusimba obutunda oteekwa okubufukirira emirundi ebiri olunaku singa omusana gubamungi.bwebumala okulokka olinaokuleka amatabi agali wakati wa5-6