91.3 Capital FM
| Inception | 31 Gwakkuminebiri(Ntenvu) 1993 |
|---|---|
| Egwanga | Yuganda |
| Owned by | William Pike |
| Presenter | Gaetano Kagwa, Flavia Tumusiime, Jackie Lumbasi |
| Official website | http://capitalradio.co.ug/ |
Template:Infobox radio station
Capital FM (ng'oluusi eyitibwa Capital Radio oba 91.3 Capital FM) mukutu gwa leediyo oguwerereza mu lulimi Oluzungu nga basinziira mu Kampala, Uganda ku mayengo ga 91.3 MHZ era ng'ebuna ebitundu bya Uganda byonna n'ebimu ku bitundu by'obukiika kono bwa Tanzania, Rwanda, Obuvanjuba bwa Congo n'obugwa njuba bwa Kenya. Esasanira ensi yonna ng'eyita ku mayengo gaayo ag'omutimbagano gwa yintanenti.[1]
Ng'ogyeeko amayengo ga 91.3 MHz agawereza okuva mu Kampala, omukutu gwa leediyo eno guwerereza ku mayengo okuli 90.9 MHz mu bitundu bye Mbale, 96.9 MHz e Gulu, ne 89.4 MHz e Fort Portal ne 88.7 MHz e Mbarara.[2] Olw'okubeera ng'esaasanira ebitundu eby'enjawulo kigifuula okubeera omukutu gwa leediyo ekyasinze okuwulirizibwa.[3]
Pulogulaamu Capital FM z'ewereza kuli Big Breakfast Show, The Capital Gang, The Late Date ne Dance Force, AM-PM Show, The Overdrive ne The Dream Breakfast.
Abawereza
[kyusa | kolera mu edit source]- Flavia Tumusiime [4]
- Gaetano Jjuuko Kagwa
- Lucky Mbabazi[5]
| Olunaku | Pulogulaamu | Esaawa | Omuwereza | |
|---|---|---|---|---|
| Wiikendi | Mande paka ku Lwokutaano | Gaetano & Lucky ku makya ne The Big Break Fast | 11 e'okumakya paka 4 | Gaetano Kagwa |
| Lucky Mbabazi | ||||
| Am-Pm Show | 4 ez'okumakya paka 9 ez'ekawungeezi | Flavia Tumusiime | ||
| The Overdrive Show | 9 ez'ekawungeezi paka 12 | Malaika | ||
| Oulanyah | ||||
| The 8 to 8 Countdown and UControl | 1 eyekawungeezi paka 4 ez'ekiro | Arinaitwe Innocent Levy | ||
| The Late Date | 4 ez'ekiro paka 7 | Arinaitwe Innocent Levy | ||
| Wiikendi | Lwamukaaga | The Dream Breakfast | 12 ez'okumakya paka 4 | Moses Kalule,Allen Kirungi |
| Ramesh Gabalsing | ||||
| The Capital Gang | 4 ez'okumakya paka 6 ez'omutuntu | Ssemweya Musoke | ||
| The Saturday Drive | 10 ez'ekawungeezi paka 12 | |||
| Countdown | 12 ez'ekawungeezi paka 2 ez'ekiro | Arinaitwe Innocent Levy | ||
| The Danceforce | 2 ez'ekiro paka 8 | DJ Wil 'The Smooth Spinner' | ||
| Sande | The Sunday Inspiration Show | 12 ez'okumakya paka 4 ez'okumakya | Moses Kalule | |
| Your Choice | 6 ez'omutuntu paka 9 ez'ekawungeezi | Ailen | ||
| The Sunday Drive | 10 ez'ekawungeezi paka 1 | |||
| Desert Island Discs | 1 ey'ekawungeezi paka 2 ez'ekiro | Simon Kasyate | ||
| Capital Gold | 2 ez'ekiro okutuuka 8 nga bukya | |||
Akazannyo k'obwongo
[kyusa | kolera mu edit source]Akazannyo k'obwongo akakazibwako "The brain game" pulogulaamu edukanyizibwa Capital leediyo. Buli saawa mu budde bw'emisana, ekibuuzo ky'ekimu kibuzibwa. Singa ekiddibwamu ekituufu tekifunibwa, 10,000 ogwa ssente za Uganda gw'ongerebwako ziziba ziteredwawo okutuusa ku saawa eddako, okubuzibwa bwekudibwamu. Akazannyo k'obwongo kasobola okugenda mu maaso okumala emyeezi munaana ng'abawuliriza bakuba amasimu okugezaako okuwangula ensimbi.[6][7][8]
Abaali abawereza.
[kyusa | kolera mu edit source]- Jackie Lumbasi - The Big Breakfast now Gaetano & Lucky in the Morning, Your Choice
- Juliana Kanyomozi - Your Choice, The Overdrive Show (then Home Run Team with Gaetano)[9]
- Christine Mawadri - The Big Breakfast Show[10]
- Lilian Mbabazi - The Big Breakfast Show[11]
- Karitas Karisimbi The Big Breakfast Show[12][13]
- Joy Doreen Biira - The Dream Breakfast Show, Sunday Drive
- Alan Kasujja - The Big Breakfast Show, Desert Island Discs
- Cleopatra Koheirwe - The Overdrive Show, The Dream Breakfast Show
- Tattu Sophie - The Dream Breakfast/The Overdrive Show/Saturday Drive[14]
- Marcus Kwikiriza - The Big Breakfast[15]
- Flo Qitui - Your Choice
- Flavia Tumusiime[4] yali akola AM-PM
Ebujuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ "Uganda profile " bbc.com. Retrieved March 14, 2015.
- ↑ Baranga, Samson. "Capital FM to launch in Fort Portal". The Observer - Uganda (in British English). Archived from the original on 2019-08-11. Retrieved 2019-08-11.
- ↑ "Audience Measurement Data from Africa, Q1 2018". GeoPoll (in American English). 2018-05-24. Retrieved 2019-08-11.
- 1 2 "Flavia Tumusiime " flaviatumusiime.com. Retrieved March 14, 2015.
- ↑ Ranell Dickson, Nsereko (May 22, 2024). "Arsenal features media personality Lucky Mbabazi in Fan's video". New Vision. Retrieved November 18, 2024.
- ↑ "Capital FM ‘Brain Game’ Winner Bags Shs8.3M" Template:Webarchive ugo.co.ug. Retrieved March 14, 2015.
- ↑ "Capital FM/ Celtel Brain Game prize hits sh9m" Template:Webarchive newvision.co.ug. Retrieved March 14, 2015.
- ↑ "Fan wins 10M in Capital brain game" mondaytimes.co.ug. Retrieved March 14, 2015.
- ↑ "Jobs they held before they became stars". The Observer. Admin. Archived from the original on 3 March 2016. Retrieved 15 April 2009.
- ↑ "Radio veteran Mawadri joins tv". New Vision. Retrieved 31 August 2012.
- ↑ "In the spotlight: Radio DJ: Lillian Mbabazi". The New Vision. Retrieved 17 August 2007.
- ↑ "Karitas lands Capital FM job". New Vision. Retrieved 27 July 2002.
- ↑ "Karitas leaves Capital FM". Vision Reporter. New Vision. Retrieved 3 November 2006.
- ↑ "Tattu Sophie leaves Capital FM". Big Eye. Retrieved 30 April 2019.
- ↑ "Big Breakfast host Marcus quits Capital FM". Edge. Retrieved 30 April 2019.