Jump to content

Aberi Balya

Bisangiddwa ku Wikipedia
Okuyitibwa kwe n’emirimu gy’ekkanisa

Aberi Kakyomya Balya yali mumyuka wa mulabiriizi w'e kanisa ya uganda wakkati iw’ekyasa eky’amakumi abiri.

Yasomera ku Bishop Tucker Collegeera yatikirwa oburabirizi mu 1922.[1] yalondebwa okuba omdyankoni mu 1935;era yatuzibwa mu Kampala Cathedral on 26 October 1947,okuweereza nga [./Omumyuka_wa_mulabirizi_mhttps://en.wikipedia.org/wiki/Assistant_Bishop_of_Ugandau_Bulairizi_bwa_uganda omumyuka wa mulabirizi mu] [./Omumyuka_wa_mulabirizi_mhttps://en.wikipedia.org/wiki/Assistant_Bishop_of_Ugandau_Bulairizi_bwa_uganda Bulairizi bwa uganda] .Mubuwereza obwo,yalina obuvunanyizibwa obw 'enjawulo mu Bunyoro, Tooro, Ankole ne Kigezi; yawereza paka kuwumula kwe mu 1960,ng lina emyaka 83.[1]yaffa 11/ 26/, 1979,[2] ku myaka 102.

Amatendekero mangi gamutuumiddwa amannya okumuwa ekitiibwa omuli naye nga tekikoma ku Bishop Balya secondary School essomero lya siniya ey’abawala mu Disitulikiti y’e Kamwenge.

Ebijjuriziddwa

[kyusa | edit source]

Ebijiddwa ebweru

[kyusa | edit source]