Abigaba Cuthbert Mirembe

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Abigaba Cuthbert Mirembe yazaalibwa nga 24 Ogwokutaano u 1975 nga munabyabufuzi Omunayuganda era yinginiya. Yaakiikirira esaza lya Kibale, mu Disitulikiti ye Kamwnege mu Paalamenti ya Ugana. Yalondebwa ku tikiti ya National Resistance Movement mu 2017.[1][2][3][4][5][6]

Mu Paalamenti ya Uganda eyekumineemu, awereza ku kakiiko akavunaanyizibwa ku by'enjigiriza N'emizannyo.[7]

Obulamu bwe n'okusoma kwe[kyusa | edit source]

Abigaba Cuthbert Mirembe yazaalibwa nga 24 Ogwokutaano mu 1975 nga tbazadde bbe ye Charles Mirembe ne mukyala we Mu Disitulikiti y'e Kabale. Taata we yali musomesa, ng'ate maama we mukyala eyali asigala ewaka nga takola. [<span title="This claim needs references to reliable sources. (April 2019)">citation needed</span>]

Ebijuliziddwaamu[kyusa | edit source]

  1. https://www.parliament.go.ug/mp_database/profile.php?mid=9
  2. http://parliamentwatch.ug/meeting/full-list-on-how-mps-voted-for-the-second-reading/
  3. "Archive copy". Archived from the original on 2024-03-29. Retrieved 2024-03-29.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  4. https://visiblepolls.org/ug/2021-general-election/candidates/abigaba-cuthbert-mirembe-7575/
  5. https://www.monitor.co.ug/uganda/news/national/ec-nullifies-kibale-nup-candidate-declares-rival-winner--3020322
  6. https://cbsfm.ug/electoral-commission-releases-2021-parliamentary-election-report-17-were-unapposed-in-favour-of-nrm/
  7. https://parliamentwatch.ug/committees/committee-on-education-and-sports/