Ada Ehi
| Ekikula | mukyala | |
|---|---|---|
| Ensi y’obutuuze | Nigeria | |
| Erinnya eriweereddwa | Ada | |
| Yazaalibwa nga | 18 Gwamwenda(Mutunda) 1987 | |
| Gy'azaalwa | Lagos State | |
| Omwagalwa | Moses Ehi | |
| Omulimu | singer, media personality, Songwriter, recording artist | |
| Gyeyasomera | Lagos State University | |
| Ebbanga ly'akoledde (okutandika) | 2009 | |
| Eggwanga lye | Igbo people | |
| Ediini | Christianity | |
| Instrument | voice, vocal music | |
| Kika ky'ennyimba | contemporary Christian music, pop music, Afrobeats, gospel music | |
| Record label | Loveworld Records, FreeNation record label | |
| Official website | adaehi.com | |
| Personal pronoun | L484 | |
Ada Ogochukwu Ehi (yazaalibwa mu Gwomwenda 1987), amanyiddwa olw'erinnya lyakozesa ku sitaagi erya Ada Ehi, Omunigeria ono muyimbi wa nnyimba za ddiini era muwandiisi wa nnyimba.[1] Yatandiika okuyimba nga alina emyaka 10 era yatandikira mu child star Tosin Jegede. Bweyatandiikira obukugu bw'okuyimba mu Loveworld Records mu 2009, ettutumu lye ne lye yongera mu nsi ye wamu n'amawanga ageebunayiira ng'ayita mu nnyimba ze wamu n'obutambi bwazo.[2][3]
Ebimukwatako
[kyusa | kolera mu edit source]Obuto bwe
[kyusa | kolera mu edit source]Omukyala ono yazaalibwa omwami Victor n'omukyala Mabel Ndukauba, Ehi ne bannyina 3 abalala baakula bawuliriza ennyimba ez'eddiini. .Mutuuze mu ssaza ly'e Imo mu Nigeria.[4] Ku myaka 10 , yalondebwa okubeera omu ku bayimbi mu band y'abawala abato abayimbi mu Nigeria Tosin Jegede.
Yatikkirwa mu Lagos State University, (mu B.Sc Chemical & Polymer Engineering). Nga akyali mu yuniversite , yeenyigiranga mu kutendeereza mu Believers Loveworld Campus Fellowship.[5] Oluvannyuma yeegatta ku kwaya ya Christ Embassy era okuva olwo, abadde ayimbira ddala mu kwaya y'ekkanisa eno.
Ehi yeegatta ku Loveworld Records mu 2009.[6]
Yasisinkana , Moses Ehi, ku kkanisa ya Christ Embassy bweyali yeegezaamu mu nnyimba n'akyali ku yunivasite. Bano bagattibwa mu bufumbo obutukuvu mu 2008 era nga abafumbo bano balina abaana 2 .[7][8]
Okuyimba kwe
[kyusa | kolera mu edit source]Okuva lwe yeegatta ku kwaya ya Christ Embassy , Ehi yeenyigidde butereevu mu minisitule y'ennyimba ku Christ Embassy, era ayimbye ku mikolo egy'enjawulo egy'ekkanisa eno mu ggwanga lye wamu n'ensi endala omuli Bungereza ,Amerika n'ensi za Afrika eziwera ..[9]
Alubaamu ye eyasooka eyitibwa Undenied yafuluma mu mwezi gw'ekkumi n'ogumu mu 2009. Yo alubaamu ya Lifted & So Fly, yafuluma mu gw'ekkumi n'ogumu mu mwaka 2013.[10][11][12][13] Yafulumya alubaamu ye eyookusatu eyitibwa , Future Now, mu gw'omwenda 16, 2017. Alubaamu eno yatwaala ekifo ekisooka ku iTunes mu Nigeria ku lunaku lwe lumu .[14]
Discography
[kyusa | kolera mu edit source]Studio albums
[kyusa | kolera mu edit source]Selected singlesDefinitely
[kyusa | kolera mu edit source]| sn | Single | Year released |
|---|---|---|
| 1 | Bobo Me | 2012[18] |
| 2 | Our God Reigns | 2015 |
| 3 | Only You Jesus | 2016[19] |
| 4 | I Testify | 2016 |
| 5 | Cheta | 2016 |
| 6 | Jesus (You are Able) | 2016 |
| 7 | I Overcame | 2017 |
| 8 | Like This | April 2019 |
| 9 | Settled | February 2020[20] |
| 10 | Fix My Eyes on You ft. Sinach | March 2020[21] |
| 11 | Now | Dec 2020[22] |
| 12 | Open Doors | September 2021[23] |
| 13 | Another Miracle ft.Dena Mwana | July 2023[24] |
| 14 | Gallant | 2023 |
| 15 | I Testify (live)ft.Dena Mwana | 2024 |
| 16 | Definitely | 2024 |
| 17 | Yes sir ft.Mercy Chinwo | 2024 |
| 18 | Open Doors/On My Matter ft.Amb. Sis. Chinyere Udoma | 2025 |
| 19 | Otua ftFrank Edwards, Limoblaze | 2025 |
Mu 2017, Ehi yasomebwa mu lukalala lwa YNaija nga omu ku bakkkiriza 100 abasinze okumanyika mu Nigeria . .[25] Yanwangula engule mu Groove Awards mu 2017 nga omuyimbi w'omwaka mu bugwanjubwa bwa Afrika nga wano yali abbinkanye n'abayimbi abalala okuli Frank Edwards, Sinach, Joe Praize wamu n'abasumba .[26] Mu 2019 "Only You" lwa londebwa ng'olumu ku nnyimba 20 ezasinga okulabibwa mu myaka 10 mu Nigeria.[27] Nga 26 Ogw'omunaana 2021, yafuna awaadiye eya youtube eyasooka olw'okuweza abagoberezi akakadde kamu ku mukutu guno .[28]
Laba ne bino
[kyusa | kolera mu edit source]- Olukalala lwaba Igbo
- Olukalala lw'abayimbi abayimba ez'eddiini mu Nigeria
- Olukalala lw'abayimbi abanigeria
- ↑ https://www.youtube.com/watch?v=oWOJRwBGSOw&t=5s
- ↑ Jayne Augoye (July 8, 2017).
- ↑ Daniel Anazia (July 8, 2017).
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2022-09-20. Retrieved 2022-09-17.
{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ Chinyere Abiaziem (July 17, 2017).
- ↑ "Ada Ehi Biography & Net Worth".
- ↑ "Official Profile and Biography of Nigeria Gospel Musician Ada Ogochukwu Ehi".
- ↑ Ada, Jack (September 14, 2024). "Ada Ehi Biography, Age & Net Worth 2024". Np Media. Archived from the original on April 21, 2025. Retrieved September 14, 2024.
- ↑ Uche Atuma (July 16, 2017).
- ↑ Francisca Kadiri (February 26, 2016).
- ↑ ThisDay (August 29, 2009).
- ↑ Francisca Kadiri (February 26, 2016).
- ↑ Alex Amos (August 31, 2013). "UPCLOSE: "I ROAR IN TONGUES" – "I'M RICH" CROONER ADA EHI IS ON FIRE! TALKS SPIRITUALITY, UPCOMING ALBUM, LOVE, FASHION AND MORE". selahafrik. Retrieved July 10, 2017.
- ↑ https://www.bellanaija.com/2017/10/adas-new-album-future-itunes/amp/
- ↑ "Ada Ehi – Born Of God Album". NaijaMusic (in American English). 2020-12-18. Retrieved 2021-01-06.Template:Dead link
- ↑ "On 'Born of God,' Ada Ehi is resilient and grateful [Pulse Album Review]". Pulse Nigeria (in American English). 2021-01-01. Archived from the original on 2021-01-07. Retrieved 2021-01-06.
- ↑ Gikaru, Josephine (2024-10-01). "Ada Ehi Releases Consecrated EP". Mdundoforartists (in Lungereza). Retrieved 2025-06-13.
- ↑ "Ada – iTestify + Only You Jesus". Notjustok. August 12, 2015. Archived from the original on August 4, 2017. Retrieved July 10, 2017.
- ↑ "Ada Ehi – Yes Sir feat Mercy Chinwo Mp3 Download". Naija Wahala. November 10, 2024. Archived from the original on December 16, 2024. Retrieved November 10, 2024.
- ↑ "Ada Ehi - Settled - Mp3 Download | Music". NotJustOk (in American English). 2020-02-05. Archived from the original on February 20, 2020. Retrieved 2020-02-20.
- ↑ Sellasmanna, Media (September 18, 2024). "Ada Ehi Released New Album "Consecrated"". Ada Gh Worshipers. Worshippers GH. Archived from the original on December 14, 2024. Retrieved September 18, 2024.
- ↑ BellaNaija.com (2020-12-04). "New Music: Ada Ehi – Now". BellaNaija (in American English). Retrieved 2021-01-06.
- ↑ Tv, Bn (2021-09-22). "Lyric Video: Ada Ehi – Open Doors". BellaNaija (in American English). Retrieved 2021-10-01.
- ↑ Adebiyi, Adeayo (2023-07-28). "Award-winning gospel star Ada Ehi shares new single 'Another Miracle'". Pulse Nigeria (in Lungereza). Retrieved 2023-11-04.
- ↑ Tolu (May 1, 2017).
- ↑ "Groove Awards 2017 full list of winners".
- ↑ "Here are the top 20 most viewed Nigerian music videos of the decade"
- ↑ "Gospel singer Ada Ehi hits one million subscribers on YouTube". P.M. News. Lagos, Nigeria. Retrieved 18 September 2021.
External links
[kyusa | kolera mu edit source]- https://web.archive.org/web/20221207114010/https://hazelguides.com/andy-hildebrand-net-worth/
- Omutimbagano omutongole
- Ennyimba za Ada Ehi