Aisha Kyomuhangi
Aisha "Lady Aisha" Kyomuhangi Munnayuganda omuzannyi omukyala, omuyimbi era omufulumya w'ebiyiiye oba firimu. Ono alabikidde mu firimu eziwerako omuli Kigenya Agenya era ng'ali mu kibiina ky'abazannyi ekimu ku bikasangwawo mu Uganda ekya Bakayimbira Dramactors.[1][2]
Emirimu gye
[kyusa | kolera mu edit source]Aisha azannyidde ebbanga erisoba mu myaka amakumi abiri. Ono akoze ku firimu ez'enjawulo omuli The Last King of Scotland. Ono amanyiddwa nnyo olw'ebitundu by'azannya mu series z'oku ttivvi za Uganda omuli Byansi, The Honorables ne Mistakes Galz Do eziragibwa ku NTV ne Pearl Magic.
Mu 2019, yafulumya firimu ye eyasookera ddala eyitibwa Kemi era ye yali omuzannyi eyatwala erinnya lya firimu eyo lyennyini gye yafulumiza mu kkampuni ye efulumya firimu eya Faisha Pictures International.[3][4][5] Ono yalondebwa ng'omukyala akyasinze okuzannya mu Katemba w'oku ttivvi ayitibwa The Honourablez[6][7]

Kyomuhangi yatongoza alubaamu ye eyasookera ddala eyitibwa Onsiibya mu Ssanyu mu Gwomunaana 2006 ku Grand Imperial Hotel.
Obulamu bwe
[kyusa | kolera mu edit source]Mukyala muzadde era alina abaana babiri era nga mufumbo eri muzannyi munne Charles Ssenkubuge.[8]
Okuzannya kwe
[kyusa | kolera mu edit source]Firimu
[kyusa | kolera mu edit source]- Kemi - The Final Tragedy (2019)
Egy'oku siteegi
[kyusa | kolera mu edit source]Egy'oku ttivvi
[kyusa | kolera mu edit source]Ennyimba ze
[kyusa | kolera mu edit source]- Onsiibya Mussanyu
- Wenga (2010)
- Kanelage (2010) ft Miss Vanilla
- Sili fala (2012)
- Ma Sheri (2018)
Ebirabo by'awangudde
[kyusa | kolera mu edit source]Gy'alondeddwa okwetaba mu mpaka
[kyusa | kolera mu edit source]- Best New artist- 2002 Pearl of Africa Music Awards (PAM)[13][14]
- Best actress in TV drama - The Honourables[7]
Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ https://web.archive.org/web/20201018082155/https://www.newvision.co.ug/news/1143485/unveiling-lady-aisha
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2020-10-19. Retrieved 2022-12-12.
{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://www.ghmoviefreak.com/movie-review-kemi-the-final-tragedy/
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2020-09-11. Retrieved 2022-12-12.
{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2020-09-11. Retrieved 2022-12-12.
{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://www.pmldaily.com/features/celebrity/2019/11/full-list-ucc-releases-list-of-movies-nominated-for-uganda-film-festival-awards-2019.html
- 1 2 "Archive copy" (PDF). Archived from the original (PDF) on 2021-11-24. Retrieved 2022-12-12.
{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://www.newvision.co.ug/news/1217122/it-eur-okay-wife
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2022-12-12. Retrieved 2022-12-12.
{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2022-12-12. Retrieved 2022-12-12.
{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://www.sqoop.co.ug/201707/features/honourablez-baring-excesses-mps.html
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2021-10-24. Retrieved 2022-12-12.
{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://www.newvision.co.ug/news/1141246/pam-awards-nods-boost-artistes
- ↑ https://www.newvision.co.ug/news/1141246/pam-awards-nods-boost-artistes
External links
[kyusa | kolera mu edit source]- Aisha Kyomuhangi at IMDb
- Aisha Kyomuhangi on Instagram