Jump to content

Ajok Lucy

Bisangiddwa ku Wikipedia
Ajok Lucy
omuntu
Ekikulamukyala Kyusa
Ensi y’obutuuzeYuganda Kyusa
Erinnya eriweereddwaLucy Kyusa
Erinnya lya famireAjok Kyusa
Yazaalibwa nga1962 Kyusa
Ennimi z'amanyiLango, Lungereza Kyusa
Omulimumunnabyabufuzi Kyusa
Mmemba w’ekibiina ky’ebyobufuziUganda People's Congress, independent politician Kyusa

Ajok Lucky yazaalinwa mu Gusooka mu 1962, nga Munnayuganda munnabyabufuzi akiikirira Konsitituweensi ya Munisipaali ya Apac nga omukyala omubaka wa Paalamenti mu Paalamenti ya Uganda [1] ey'omwenda wansi w'ekibiina kya Uganda Peoples Congress (UPC).[2][3][4]

Lucy yasomera ku St. Catherine High School mu Disitulikiti ye Lira.

Nga tanaba kuyingira mu byabufuzi mu 2011, yali akola n'ekitongole ekitadukanyizibwa gavumenti ekiyitibwa Move On Referral nga yakola mu kitongole ekivunaanyizibwa ku by'amayumba.[2]Mu 2016, yawangulwa Betty Awori Engola ku ky'ekifo kya Paalamenti ya Uganda eye kumi.[2] Mu 2015, yawangulwa Kenny Auma Lapat mu kamyuufu ka UPC, n'atekayo okusaba kwe mu kkooti nga agamba akalulu kaalimu ebirumira nadala mu kaseera k'okulonda.[5] Yawerezaako ku kakiiko ka Paalamenti akavinaanyizibwa ku by'obusuubuzi, obulambuzi, okusiga ensiimbi wamu n'amakolero.[6]

Ebijuliziddwaamu

[kyusa | kolera mu edit source]

Ewalala w'oyinza okubigya

[kyusa | kolera mu edit source]