Akasana ddagala eri abalwadde ba pulesa

Bisangiddwa ku Wikipedia
Jump to navigation Jump to search

AKASAANA DDAGALA ERI ABALWADDE BA PULESA[kyusa | edit source]

Akasaana ddagala eri abalwadde aba Pulesa, omuntu yenna bwamala okukeberwa Abakuggu nebakizura nti atawanyizibwa obulwadde bwa pulesa. Tolumwa mutwe genda kuttale ononye akasaana,gagambulako ebipapajjo Byako,bisekule,yanika bwebimala okukala tabulanga mumazzi agokya Onywengako buli kiseera. Mpola mpola ojjakuterera. Ojjanakukekereza nokukekereza kunsimbi zewandiyonoonye mubujjanja