Akina Maama wa Afrika

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Akina Mama wa Afrika (AMwA) (Luswayili "Abakyala Afirika") kya'atandikibwawo mu 1985 mu Bungereza ng'ekibiina ky'abakyala Abafirika. Mu kaseera kano kitongole ky'ansi yonna era kirimu Amawanga ga Africa ag'enjawulo kitongole kya bw'annakyewa ng'iktebe ky'akyo ekikulu kiri mu Kampala, Uganda.[1][2]

Omuweereza bw'akyo[kyusa | edit source]

AMwA kinyonyorwa nga "ekifo awatendekerwa" era "entabiro" mu kisinde ky'abakyala mu Africa.[3][4] Kissa essira ku kulinyisa obusobozi bw'abakala okwetaba mu bukulembeze ng'abayita mu nteekateeka z'ebyenjigiriza, okunoonyereza, okuteekawo obutuuti b'wokulwanirira eddembe wamu n'ebisinde okwegombesa bannabyabufuzi n'ababaka.[5][6]

Mu 2014, AMwA, wamu n'ebitongole by'abakyala ebirala, bakola olukangaana mu Kampala ku mutwe ogwa "okwongera amaanyi eri edoboozi ly'abakyala abafirika mu nteekateeka za 2015".[7] Olukangaana luno lw'ali lwakujjukiza ku nsonga abakyala abafirika z'ebasisinkan nga okutulugunyizibwa olw'ekikula ky'abwe.[8][9]

Ebimu ku bitongole ebiyambyeko mu kuwagira Akina Mama wa Afrika mulimu African Women's Development Fund ne Sigrid Rausing Trust.[10][11]

The African Women’s Leadership Institute (AWLI)[kyusa | edit source]

AWLI, ytandikibwawo mu 1996, fnga y'assa essira ku mitwe egy'enjawulo nga okutulugunya abantu okusinzira ku kikula, eddembe eri eby'obujjanjabi eri endwadde z'ekikaba, okulwanyisa obwavu n'okuzimbawo obutebenkevu.[12][13][14][15] Kyateekebwatekebwa abakyala abakulembeze okuva mu Africa,okuwa obuwagizi obwekikuggu, enkolagana n'abantu ab'enjawulo saako n'emisomo eri abakyala abalwanirizi b'eddembe ly'obuntu abali mu myaka 18–45 okuva ku ssemazinga ez'enjawulo.[6]

Laba na bino[kyusa | edit source]

Ebijuliziddwamu[kyusa | edit source]

  1. Ray, Audacia (15 December 2010).
  2. http://www.makeeverywomancount.org/index.php?option=com_content&view=article&id=4472:our-interview-of-the-month-with-leah-chatta-chipepa&catid=59:our-monthly-interview&Itemid=164
  3. https://www.sigrid-rausing-trust.org/Grantees/Akina-Mama-Wa-Afrika
  4. https://www.pulse.com.gh/bi/politics-meet-the-five-strongest-feminist-groups-in-africa/81pd13l.amp&ved=2ahUKEwj6nOD5jIL4AhWFzoUKHbcuD74QFnoECBEQAQ&usg=AOvVaw2fYNo8MAdDMYrxmxI24u4t
  5. https://www.akinamamawaafrika.org/strategy/
  6. 6.0 6.1 Porter, Julieanne; Johnson, Sonali; Amin, Avni; Garcia-Moreno, Claudia; Nordstrom, Sara; Teigeler, Jutta; Powell, Jude; Banda, Aggie Kalungu; Muyoyeta, Honorine (2006). Cite error: Invalid <ref> tag; name ":0" defined multiple times with different content
  7. http://wgnrr.org/african-civil-society-issue-a-statement-on-post-2015/
  8. https://www.un.org/africarenewal/news/uganda-violence-against-women-unabated-despite-laws-and-policies
  9. Okoth, Cecily; Adima, Anna (1 July 2014).
  10. https://awdf.org/akina-mama-wa-afrika/
  11. https://www.sigrid-rausing-trust.org/grantee/akina-mama-wa-afrika/
  12. https://web.archive.org/web/20141129075744/http://comment.peacefmonline.com/pages/features/201409/215458.php
  13. https://www.pambazuka.org/gender-minorities/africa-african-women%E2%80%99s-leadership-institute-awli
  14. https://awdf.org/a-diary-from-the-african-womens-leadership-institute-awli/
  15. https://www.akinamamawaafrika.org/the-african-womens-leadership-institute-awli/

Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya[kyusa | edit source]