Jump to content

Amina Nababi (Musambi wa Mupiira)

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Amina Nababi yazaalibwa mu 1998 oba 1999, erinnya lye aliwandiika nga Aminah Nababi, Munnayuganda azannya omupiira wano mu ggwanga mu mpaka za FUFA Women Super League azannyira ttiimu ya Makerere University WFC ne ku ttiimu y'abakazi ey'weggwanga ng'azannnya nga Muwuwuttanyi.

Ttiimu mw'azannyidde

[kyusa | kolera mu edit source]

Nababi yaakazannyira ttiimu ya Makerere University mu Uganda.[1]

Ku ttiimu y'eggwanga

[kyusa | kolera mu edit source]

Nababi yasamba mu mpaka z'abakyala eza CECAFA Women's Championship mu 2019 ne 2021 COSAFA Women's Championship.

Ggoolo z'eggwanga

[kyusa | kolera mu edit source]

Emipiira ne bwe gyaggwa ku lukalala lwa goolo ezasooka

No. Ennaku z'omwezi Ekifo Abamuvuganya Bwe gwaggwa Ebyavaamu Empaka
1 17 Ogwekkuminogumu 2019 Ekisaawe kya Chamazi, Mbagala, Tanzania  Djibouti 1?–0 13–0 2019 CECAFA Women's Championship
2 25 Ogwekkuminogumu 2019  Burundi 1–0 2–0

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. "Crested Cranes Final Squad To Feature At COSAFA Women's Championship Named".

Ebibanja bya Yintaneeti eby'ebweru

[kyusa | kolera mu edit source]
  • Amina Nababi ku mukutu gwa Instagram