Angela Musiimenta

Bisangiddwa ku Wikipedia
Angela Musiimenta
Eggwanga Munayuganda
Gyeyasomeran Setendekero ya Mbarara eya sayaansi ne ne Tekinologiya

Yunivasite y'e Leeds Yunivasite y'e Manchester

Omulimu Munasayaansi
Byawereddwa
  1. German-African Innovation Incentive Award


Angela Musiimenta munasaayansi okuva mu Uganda eyawangula engule ya German-African Innovation Incentive Awardeyasooka.[1][2]

Okusoma kwe[kyusa | edit source]

Musiimenta yafuna diguli mu bya sayaansi okuva mu sentenkero ly'e Mbarara erya saayaansi ne tekinologiya. Oluvannyuma yafuna diguli ey'okubiri mu saayaansi nemu by'embuliziganya okuva mu yunivasite ya Leeds mu ggwanga lya Bungereza. Musiimenta esaawa zino aalina diguli ey'okusatu mu by'obulamu okuva mu yunivasite y'e Manchester era mu ggwanga lya Bungereza.[3]

  1. {{cite web}}: Empty citation (help)https://www.africanleadershipmagazine.co.uk/dr-angela-musiimenta-of-uganda-wins-150000-euros-award/
  2. {{cite web}}: Empty citation (help)https://web.archive.org/web/20210511143917/https://berlin.mofa.go.ug/data-dnews-107-UGANDAN-DOCTOR-RECEIVES-GERMAN-AWARD-FOR-HER-OUTSTANDING-RESEARCH-ACHIEVEMENTS.html
  3. {{cite web}}: Empty citation (help)https://web.archive.org/web/20230321181019/https://fci.must.ac.ug/member/dr-angella-musiimenta/