Annettee Nakimuli
Annettee Olivia Nakimuli Munnayuganda omujanjabi w'abaana abazaaliddwa ne ba maama baabwe (obstetrician), musaawo w'abakyala, munoonyereza ku by'amadagala, muyivu, administrator w'abayivu. Okuva 17 Ogwokubiri 2021, aweereza nga Dean wa [./Https://en.wikipedia.org/wiki/Makerere_University_School_of_Medicine Makerere University School of Medicine], e ttendekero ly'abasawo elisinga obukulu mu East Africa. Aweereza nga omukulu wa Dipaatimenti ya Obstetrics ne Gynecology mu somero ely'amadagala ly'elimu, ekiffo ky'aweerezaamu okuva mu mwaka gwa 2016.[1] Ye Pulezidenti wa East, Central and Southern Africa College of Obstetrics and Gynecology.[2]
Ebyayita n'emisomo
[kyusa | edit source]Yazaalibwa mu Bitundu bya Buganda mu Uganda. Nga amaliriza okusoma mu masomero ga Pulayimale ne Siniya, yayingizibwa mu Yunivasitti ya Makerere okusomesa amadagala g'abantu. Diguli ye eyasooka yali ya Bachelor of Medicine and Bachelor of Surgery (MBChB). Diguli ye eya Master of Medicine in Obstetrics and Genecology (MMed Obs & Gyn) yagifunira Makerere. Oluvanyuma, yatikibwa diguli yaDoctor of Philosophy (PhD) okuva mu Yunivasitte ya Makerere University nga ekwatagana ne University of Cambridge.[3] Dissertation ye eya PhD thesis yatuumibwa "The Role of Natural Killer Cells in Pre-eclampsia in an African Population".[4]
Emirimu
[kyusa | edit source]Nakimuli munnonyereza ku nzijamjaba y'abantu mu buzibu bw'embuto, nga yetegereza pre-eclampsia ne eclampsia eziri mu ba sub-Saharan African women. Emilimu gye, ne baakolagana nabo okuva mu University of Cambridge bazuula genetic locus, eyekwasaganya n'obukuumi obuva mu pre-eclampsia (Nakimuli et al., PNAS 2015). Ekitundu ky'anssomabuzaale kino kinyonyoddwa okuba mwabo abantu bokka ab'obujaja bwa Afirika. Emirimu emirala gikyagenda mu maaso mu kifo kino.[3]
Obuvunaanyizibwa obulala
[kyusa | edit source]Mu busobozi bwe nga dean we somero ly'amadagala ku Makerere University Medical School, mu ttendekoro lya Yunivasitte ye Makerere elya Sayansi w'obulamu, Nakimuli aweereza nga sentebe wa dipaatimenti ya obstetrics ne gynecology mu somero ly'elimu elya madagala. Bamwebuuzaako mu nsonga za obstetrics ne gynecology mu Mulago National Referral Hospital, eddwaliro elisomesa elya Makerere University School of Medicine.[3]
Aweereza ku committee ez'enjawulo ezomumawanga ge bweru ne munda mu gwanga, including:
- Uganda Maternal and Newborn Technical working group, Steering Committee of the MultiOmics for Mothers and Infants (MOMI) Consortium at the Bill and Melinda Gates Foundation.[3]
- Yaweerezaako nga omumyuuka wa Pulezidenti wa East Central and Southern Africa College of Obstetrics and Gynaecology (ECSACOG) elyagulwaawo mu mwaka gwa 2017".[3]
Enkulaakulana ez'akabaawo
[kyusa | edit source]Mu fourth quarter ya calendar year 2021, Associate Professor Nakimuli yaweebwa five-year research grant eya US$1 million, okuva mu Gates Foundation. Fellowship ya Calestous Juma Science Leadership Fellowship, enoonyereza ku "Great Obstetrical Syndromes"(GOS), omuli intrauterine growth retardation, okuzaala abaana abafu(stillbirth), okuzaala abaana aba tanetuuka(preterm birth), pre-eclampsia and eclampsia, mu bakyaala b'ensibuko yaAfirika.[5][6]
Ebiwaandiko ebilondedwamu
[kyusa | edit source]- Annettee Nakimuli; Olympe Chazara; Susan E Hilby; et al. (5 Ogusooka 2015), "A KIR B centromeric region eli mu ba Firika naye si mu Bangereza eziyiza abakyala b'enbuto eri pre-eclampsia''. Proceedings of the National Academy of Sciences of the Unites States of America. 112 (3): 845_850. Bibcode:2015PNAS..112..845N. doi:10.1073/PNAS.1413453112.ISSN 0027-8424.PMC 4311823. PMID 25561558. Wikidata Q35031374.
- Voices from the frontline: eby'azuulibwa okuva mu thematic analysis of a rapid online global survey of maternal and newborn health professionals facing the COVID-19 pandemic. Omusomo guno gw'azuula amabanga agaliwo mu kulagirira mu nkwasaganya y'ensonga z'abembuto ezilimu n'ezitaliimu COVID-19.[7]
- Okwetaba kw'abaami mu biseera by'olubuto n'okuzaala: endowooza z'abaami, ebikolwa n'obukugu mu bissera by'okulabirira abakazi abafuna obuzibu mu kuzaala mu Ddwalro lye Mulago, Uganda. Omusomo guno gwaleeta amamuwulire ku ngeri obuvaanizibwa gy'ebulabirwamu, ebisuubilwa, okumanya n'ebizibu ebiyitibwamu abasajja abandiyagadde okwetaba mu nsonga z'obulamu mu benbuto, okusingila ddala mu kissera ky'olubuto n'okuzaala.[8]
- A Risk prediction model for the assessment and triage of women with hypertensive disorders of pregnancy in low-resourced settings: The miniPIERS (Pre-eclampsia Integrated Estimate of RiSk) multi-country prospective cohort study. Ekiwandiiko kyazuula obusobozi okuzuula abakazi ku buzbu obweyongeddemu nsonga enenen ez'abenbuto eze kwasaganya ku hypertensive disorders of pregnancy.[9]
- Engeri COVID-19 jyakosamu ab'enbutto, abaana bawere(neonatal), abato, n'empeereza ya sexual ne reproductive health services mu Kampala, Uganda.[10]
- Okukuuma obuwanguzi bwa ba maama n'abaana abakazaalibwa mu nsi ezitanakulaakulana n'ezikula obukuzi mu maaso ga COVID-19: okuyita kw'obuwereza bw'obukuumi. Omusomo gw'ateesa okugaba obuyambi okubezaawo ensonga z'obuwereza enkulu wano n'enteekateeka ez'ebikolwa eby'amanagu ebya COVID-19 by'etaagisa okuleeta obwangu mu kukwata n'okutereeza mu mpeereza y'ebintu mu kudamu eri embeela ez'enjawulu mu nkuuka kyuuka ne mu siteegi z'ekilwadde.[11]
- Embuto, parturition ne preeclampsia mu bakyala abasibuks mu Afirika. Mu birala omusomo gwategeeza nti mulimu pulesa ez'amanyi mu biseera by'embuto n'okuzaala mu ba Firika.[12]
- Okutegeera ku bubunero obubi ku lubuto kilaga obwetegefu mu kuzaala? Endowooza z'abakyala abawereddwa ebitanda nga embuto zaabwe zilina obuzibu. Pmusomo gw'ateeka esira ku nsonga z'okusooka okudikira ensonga ezitalinda/okwetegekera embuto eziliko obulemu mu biseera by'okunweramu eddagala.[13]
- Abaana abafiira mu buto nga tebanazalibwa, abaana abafa nga tebanazalibwa ne neonatal near miss cases (case z'abaana abazalibwa nga baliko obuzibu bungi) bivudde ku buzibu obunji mu obstetric: Okunoonyereza okukolebwa mu ma lwaaliro amanene mu Uganda. Omusomo guno gwalaga nti antepartum hemorrhage, ruptured uterus, severe preeclampsia, eclampsia, and the syndrome of Hemolysis, Elevated Liver Enzymes, Low Platelets (HELLP syndrome), byongeza okufa mu baana abawere (abaana abafiira mu lubuto nga tebanazaalibwa oba abafa nga bakazaalibwa).[14]
- Abakyala okufiira mu leeba or nga bakazaala (Maternal near misses) mu ma lwaliro amanene abiri mu Uganda: Esomo eriri ku incidence, determinants and prognostic factors.[15]
- Obuzito obuva mu kuzaala (maternal morbidity and mortality) obuva ku buzibu obuleetebwa nga entunnunsi ziri waggulu nyo (hypertensive disorders) mu biseera by'olubuto: Okunoonyereza okukolebwa mu Uganda.[16]
- ‘Tetugenda ku galawo, kubanga tetusobola kwongezaayo mbuto: omusomo g'okulabirira abakyala b'embuto mu waadi mukaaga enene munsi nya ez'omu sub-Saharan African countries mu biseera by'ekirwadde kya COVID-19.[17]
- KIR2DS5 allotypes that recognize the C2 epitope of HLA-C bisangibwa mu ba Firika nga tebiri mu bangereza. Esomo lino lyazuula nti KIR2DS5*005 has the KIR2DS5 consensus sequence and was the only allele found at both centromeric and telomeric locations of KIR2DS5.[18]
- Variations in killer-cell immunoglobulin-like receptor and human leukocyte antigen genes and immunity to malaria.[19]
- Effect of a novel vital sign device on maternal mortality and morbidity in low-resource settings: a pragmatic, stepped-wedge, cluster-randomised controlled trial.[20]
- Time trends in and factors associated with repeat adolescent birth in Uganda: Analysis of six demographic and health surveys.[21]
- Relative impact of pre-eclampsia on birth weight in a low resource setting: A prospective cohort study.[22]
Laba ne
[kyusa | edit source]Ebijuliziddwa
[kyusa | edit source]Ebijuliziddwa wa bweru wa Wikipediya
[kyusa | edit source]- ↑ https://web.archive.org/web/20210723225053/http://som.mak.ac.ug/dr-nakimuli-takes-over-leadership-of-school-of-medicine/
- ↑ https://ecsacog.org/ecsacog-council/
- ↑ 3.0 3.1 3.2 3.3 3.4 https://web.archive.org/web/20210926061346/https://som.mak.ac.ug/our_team/dr-annet-olivia-nakimuli/
- ↑ https://web.archive.org/web/20230112153153/https://mesau.mak.ac.ug/content/dr-annettee-olivia-nakimuli-phd-defence-role-natural-killer-cells-pre-eclampsia-african-popu
- ↑ https://news.mak.ac.ug/2021/11/assoc-prof-annettee-nakimuli-wins-us1m-grant-for-maternal-health-research/
- ↑ https://news.mak.ac.ug/2021/11/assoc-prof-annettee-nakimuli-wins-us1m-grant-for-maternal-health-research/
- ↑ https://gh.bmj.com/content/5/6/e002967
- ↑ https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC3916059
- ↑ https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC3897359
- ↑ https://gh.bmj.com/content/6/8/e006102
- ↑ https://gh.bmj.com/content/5/6/e002754
- ↑ https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC4046649
- ↑ https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC4197291
- ↑ https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC4416266
- ↑ https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC4731977
- ↑ https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC4973370
- ↑ https://gh.bmj.com/content/7/2/e008063
- ↑ http://dx.doi.org/10.1002/iid3.178
- ↑ https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC7294524
- ↑ https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC6379820
- ↑ https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC7156070
- ↑ https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC7450268