Makerere y'akubiri ku ssemazinga

Bisangiddwa ku Wikipedia
Ssetendekero Makerere

Ku ssemazinga wa Afirika ssettendekero Makerere ekyeriisa nkuuli mu by'okusomesa n'okunonyereza.

Okusinziira ku kunonyereza okuggya, Makerere esibidde mu kifo kya kubiri mu zi ssematendekero ezisinga mu ssemazinga wa Afirika.

Kino kiddiridde abakugu okuva mu Makerere okewyongera mu nsi zzonna naddala mu Afirika.

Ebijuliziddwamu eby'ebweru[kyusa | edit source]