Asia Nakibuuka
Appearance
Asia Nakibuuka yazaalibwa ng'enaku z'omwezi 28, mu mwezi ogw'ekimineebiri mu mwaka gwa 2002 nga munayuganda azannya omupiira ng'omuzibizi mu liigi ya FUFA ey'abakazi mu kiraabu ya Kawempe Muslim Ladies FC ne ttiimu ya Uganda y'eggwanga ey'omupiira.
Kiraabu gy'azannyirddemu
[kyusa | edit source]Nakibuuka azannyidde mu kiraabu ya Kawempe Muslim Ladies mu Uganda.[1]
Gy'azze azannyira
[kyusa | edit source]Nakibuuka yazannyira ttiimu y'eggwanga lya Uganda ku mutendera gw'abakulu mu mpaka za COSAFA Women's Championship ezaaliwo mu mwaka gwa 2021 ne mu z'omwaka gwa 2022 ez'okusunsula abakazi abaali bagenda okwetaba mu mpaka z'abakazi ez'okulukalo lwa Afrika.