Bathsheba Okwenje

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Bathsheba Okwenje (yazaalibwa mu mwaka gwa 1973[1]) Munnayuganda asiiga n'okuwanika ebifananyi mu bifo eby'enjawulo,(installation artist) nga y'omu ku batandisi ne ba mmemba b'ekibiina ekigatta abasiizi ekya Radha May.[2] Alina diguli y'obukugu mu kukuba n'okusiiga ebifaananyi okuva mu ttendekero lya Rhode Island School of Design.[2] Nga tanateeka nnyo mwoyo ku mirimu jy'okusiga ebifaananyi, Okwenje yakolera United Nations okumala emyaka kumi n'ettaano.[1] Emirimu gye mulimu okukola n'emitwe gy'okusenguka (themes of migration),[2] okulwanirira eddembe ly'abakyala,[3] n'obutabaganyi.[4] Akozesa okukuba ebifaananyi nga emu ku ngeri gy'awanika ebifaananyi bye,[5][6] era n'okukolagana nekwatagaana wakati w'ebikadde(archive) ne art.[7][8]

Emirimu egilondedwamu[kyusa | edit source]

  • Kara Blackmore & Bathsheba Okwenje (2021) Repairing Representational Wounds: Artistic and Curatorial Approaches to Transition After War, Critical Arts, 35:4, 103-122[9]
  • Papa, Elisa Giardina, Nupur Mathur, and Bathsheba Okwenje. "An Interview with the Artist Radha May: A Global Collective with a Single Identity." Camera Obscura: Feminism, Culture, and Media Studies 31.3 (2016): 177-183.[10]

Ebijuliziddwa[kyusa | edit source]

  1. 1.0 1.1 https://www.lse.ac.uk/africa/people/Researchers/Bathsheba-Okwenje.aspx
  2. 2.0 2.1 2.2 https://entreebergen.no/Bathsheba-Okwenje
  3. https://njabala.com/img/logos/Njabala-favicon.ico
  4. https://www.theguardian.com/commentisfree/2021/may/03/its-a-hard-sell-but-africa-must-invest-in-art-and-imagination
  5. https://www.theeastafrican.co.ke/tea/magazine/ugandan-female-artists-fight-patriarchy-in-exhibition-3758508
  6. https://www.apollo-magazine.com/teesa-bahana-apollo-40-under-40-africa-in-focus/
  7. https://books.google.com/books?id=DxGaEAAAQBAJ&dq=bathsheba+okwenje&pg=PA220
  8. https://eprints.lse.ac.uk/91593/1/Kiconco_Communicating-academic-research_Author.pdf
  9. https://doi.org/10.1080%2F02560046.2021.1998174
  10. https://read.dukeupress.edu/camera-obscura/article/31/3%20(93)/177/58577/An-Interview-with-the-Artist-Radha-May-A-Global

Ebijuliziddwa wabweru wa wikipediya[kyusa | edit source]