Betty Ethel Naluyima
Endabika
(Oleetedwa wano okuva ku Betty Esther Naluyima)
Betty Esther Naluyima
| Ekikula | mukyala |
|---|---|
| Ensi y’obutuuze | Yuganda |
| Erinnya eriweereddwa | Betty |
| Yazaalibwa nga | 16 Gwakubiri(Mukutulansanja) 1979 |
| Gy'azaalwa | Yuganda |
| Omulimu | munnabyabufuzi, university teacher |
| Ekifo ky'alimu | Omubaka wa Palamenti ya Uganda |
| Disitulikiti mwalondera | Wakiso Disitulikiti |
| Gyeyasomera | Kampala International University, Ssettendekero wa Kyambogo |
| Mmemba w’ekibiina ky’ebyobufuzi | National Unity Platform |
| Legislative term | 11th Parliament of Uganda |
Betty Ethel Naluyima munabyabufuzi Omunayuganda era omubaka wa Paalamenti. Yalondebwa okugenda mu ofiisi nga omubaka wa Paalamenti akiikirira Disitulikiti ya Wakiso mu kalulu aketabibwamu banayuganda bonna aka 2021.[1]

Y'omu kubali mu kibiina ky'e byobufuzi ekya National Unity Platform.[2][3]