Jump to content

Bitumastic FC

Bisangiddwa ku Wikipedia

Bitumastic Football Club, nga mubuumpi kiri Bitumastic, kiraabu ya mupiira mu Uganda okuva Kampala. Bazannyira mu kibinja kya Uganda eky'okubiri ekya Ugandan Big League.

Mu 1967, ttiimu yawangula ekikopo eky'okubiri era empaka ezasembayo nga teziri mu butongole bwa liigi ya Uganda eyababinywera. Empaka ezaali entongole zaatandika mu 1968.

Ekisaawe

[kyusa | edit source]

Ensangi zino ttiimu eno ezannyira mu kisaawe kya Muteesa II e Wankulukuku, nga kino kituuza abawagizi 20200.

Byebawangudde

[kyusa | edit source]
Kyampiyoni omulundi gumu mu 1967

Bw'azze akola mu mpaka ezitegekebwa ekibiina ekifuga epaka z'okulukalo lwa Afrika

[kyusa | edit source]
Mu 1967 ku lawuundi esookera ddala

Ebijuliddwaamu

[kyusa | edit source]

Ewala w'oyinza okubigya

[kyusa | edit source]
  •  
  •