Boniface Abel Sikowo

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Boniface Abel Sikowo (yazaalibwa nga 27 Ogwomusanvu 1999)[1] munnyuganda omuddusi w'emisinde gy'omukisaawe n'enkuubo nga yakuguka mu mmita 3000 ez'okubuuka obusenge n'okuddukira mu mazzi. Mu 2019, yavuganya mu misinde gy'abasajja egy'okubuuka obusenge n'okuddukira mu mazzi egya mmita 3000 mu misinde gy'ensi yonna egya 2019 World Athletics Championships egy'ali mu Doha, Qatar.[1] Teyayitamu kw'etaba mu misinde gy'akamlirizo.[1]

Mu 2017, yavuganya mu mpaka z'abasajja ez'okubuuka obusenge n'okulinya mu mazzi eza mmita 3000 mu mpaka za 2017 World Athletics Championships ez'ategekebwa mu kibuga London, ekya United Kingdom.[2]

Mu 2019, y'akiikirira Uganda mu mizannyo gya 2019 African Games egyateekebwa mu Rabat, Morocco. Y'amalako emisinde gy'abasajja egy'okubuuka obusenge n'okuddukira mu mazzi egya mmita 3000n'amalira mu kifo ky'akutaano.[3]

Ebijuliziddwamu[kyusa | edit source]

  1. 1.0 1.1 1.2 https://media.aws.iaaf.org/competitiondocuments/pdf/6033/AT-3KSC-M-h----.RS4.pdf
  2. https://media.aws.iaaf.org/competitiondocuments/pdf/5151/AT-3KSC-M-h----.RS4.pdf
  3. Cite error: Invalid <ref> tag; no text was provided for refs named athletics_results_book_african_games_2019

Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya[kyusa | edit source]

  • Boniface Abel Sikowo ku misinde gy'ensi yonna