Jump to content

Bugweri District

Bisangiddwa ku Wikipedia
Bugweri District
Disitulikiti mu Yuganda Kyusa Wikidata
Inception2018 Kyusa Wikidata
Located in the admi­nis­tra­ti­ve ter­ri­to­rial entity• Uganda
 • Eastern Region Kyusa Wikidata
Coor­di­na­te location0°38′0″N 33°37′0″E Kyusa Wikidata
Obunji bw'abantu164,886, 211,511 Kyusa Wikidata
Area379.1 km² Kyusa Wikidata
Official websitebugweri.go.ug Kyusa Wikidata
Map

Bugweri District Y'emu ku disitulikiti mu bitundu by'e Busoga mu Buvanjuba bwa Uganda.[1][2]

Disitulikiti y’e Bugweri y’emu ku disitulikiti empya ezaayisibwa Paalamenti okutandika okukola nga 1 Ogwomusanvu 2018.[3] Disitulikiti eno yayolwa okuva mu Disitulikiti y’e Iganga.[4]

Enkula y’ensi

[kyusa | kolera mu edit source]

Disitulikiti y'e Bugweri eri mu kitundu kya Busoga mu Buvanjuba bwa Uganda.[5] Disitulikiti eno eweza kiromita nga 378.9 era erina ettaka erigiimu erirungi okulimirako olw'ekikula kyalyo.[6]

Enjawukana mu by’obufuzi

[kyusa | kolera mu edit source]

Disitulikiti y’e Bugweri erina ebitongole bya gavumenti ez’ebitundu ebya wansi munaana, n'eggombolola ttaano n'obubuga bu ssatu.[7]

Ebitongole bya gavumenti ez’ebitundu ebya wansi mu Disitulikiti y’e Bugweri (NPHC 2024)
Ebitundu Type Abasajja Abakyala Omugatte
Ibulanku Eggombolola 11,341 12,434 23,775
Igombe Eggombolola 8,648 9,844 18,492
Makuutu Eggombolola 15,630 17,689 33,319
Buyanga Eggombolola 20,565 22,109 42,674
Namalemba Eggombolola 13,412 13,647 28,577
Akabuga k'e Bugweri Akabuga 8,645 10,376 19,021
Akabuga k'e Idudi Akabuga 10,654 13,130 23,874
Akabuga k'e Busembatia Akabuga 10,188 11,681 21,869
Omugatte 99,283 112,228 211,511

Omuwendo gw'abantu

[kyusa | kolera mu edit source]

Mu kubala abantu okwakolebwa mu 2024, omuwendo gw’abantu mu disitulikiti gwali 211,511 (abasajja 99,283 n’abakazi 112,228).[8] Disitulikiti eno yategeeza nti amaka 46,584 ate nga wakati w’amaka 4.5. [9]

Eby'enfuna bya disitulikiti

[kyusa | kolera mu edit source]

Eby'obulimi ebitonotono bye bisinga okubeezaawo obulamu mu disitulikiti eno.[10] Ebiwandiiko bya disitulikiti biraga nti kasooli n’ebinjanjalo by'ebirime ebisinga okulimibwa.[11]

Empeereza y’embeera z’abantu

[kyusa | kolera mu edit source]

Ebikwata ku Disitulikiti y'e Bugweri biraga nti waliyo amasomero ga gavumenti 54 n’ag’obwannannyini 147 kuddala erisookebwako elya Pulayimale, ne siniya 8 aga gavumenti ne 45 ag’obwannannyini, n’amatendekero aga waggulu 2 (1 lya gavumenti n'ely’obwannannyini 1). [12]

Ebikwata ku Disitulikiti y'e Bugweri biraga nti tewali malwaliro, Eddwaliro ettono erisookebwako (Health Center IV) waliyo 1, Health Centre III galiyo musanvu, 21 Health Center II awamu namalwaliro, omugatte gw’ebifo by’ebyobulamu waliyo 29 okwetoloola gavumenti, PNFP, n’obwannannyini. [13]

Ebijuliziddwa wabweru wa wikipedia

[kyusa | kolera mu edit source]

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. ↑ "NRM releases roadmap for primaries in New districts". PML Daily. 4 August 2018. Retrieved 29 December 2018.
  2. ↑ "NRM set Nov 21 to hold primaries in new districts". Soft Power. 5 November 2018. Retrieved 29 December 2018.
  3. ↑ "Parliament Approves 23 New Districts". Uganda Radio Network. 2016. Retrieved 18 December 2025.
  4. ↑ "Home". Bugweri District Local Government. Retrieved 18 December 2025.
  5. ↑ "Home". Bugweri District Local Government. Retrieved 18 December 2025.
  6. ↑ "District Profile & Facts". Bugweri District Local Government. Retrieved 18 December 2025.
  7. ↑ "District Profile & Facts". Bugweri District Local Government. Retrieved 18 December 2025.
  8. ↑ "BUGWERI, Population by sex (NPHC 2024)". Uganda Bureau of Statistics, NPHC 2024 Explorer. Retrieved 18 December 2025.
  9. ↑ "District Profile & Facts". Bugweri District Local Government. Retrieved 18 December 2025.
  10. ↑ "District Profile & Facts". Bugweri District Local Government. Retrieved 18 December 2025.
  11. ↑ "District Profile & Facts". Bugweri District Local Government. Retrieved 18 December 2025.
  12. ↑ "District Profile & Facts". Bugweri District Local Government. Retrieved 18 December 2025.
  13. ↑ "District Profile & Facts". Bugweri District Local Government. Retrieved 18 December 2025.