Jump to content

Busingye Peninah Kabingani

Bisangiddwa ku Wikipedia
Busingye Peninah Kabingani
omuntu
Ekikulamukyala Kyusa
Ensi y’obutuuzeYuganda Kyusa
Yazaalibwa nga1944 Kyusa
Ennimi z'amanyiLungereza Kyusa
Omulimumunnabyabufuzi, farmer Kyusa

Busingye Peninah Kabingani yazalibwa mu mwaka gwa 1944, nga munayuganda era munabyabufuzi, era eyegigira ne mukukola amateeka.Yaakiikirira abantu abakuliridde mu Uganda mu bitundu by'omumasekati g'eggwanga ng'omubaka wa palamenti wa Uganda. Y'omu kuba memba oba abali mu kibiina ky'eby'obufuzi ekiyitibwa National Resistance Movement (NRM) ng'era kyekiri mu buyinza nga ku tiketi yabwe kweyalondebwa okujja mu palamenti mu mwaka gwa 2021, mukulonda kwabonna okwali mu Uganda.[1][2][3][4][5]

Kabingani, abasinga gwebamannyi nga Mama Kisanja, mutuuze mu munisipaali y'e Kira, esinganibwa mu disitulikiti y'e Wakiso.[6][7]

Kabingani yawangula won the seat for Elderly MP central region on the NRM ticket with 113 votes against her closest rival Halima Namakula who came second from the elders electoral college, composed of delegates of elders from 27 districts of the central region.[8][9][10][11]

Kabingani mulimu eyanyuka emirimu gya gavumenti, ng'era yali akolera mu kitongole ky'amawanga g'omubuvanjuba bwa Afrika eky'eby'enguudo z'egaali y'omuka oba kiyite East African railways, ekyakyusibwa erinya nebatandika okukiyita Uganda railways oluvannyuma lw'okusaanawo kw'akakiiko akaali kagata amawanga kw'omubuvanjuba bwa Afrika akasooka kebaali bayita ''the first east African community''.[6][12]

Abadde yeenyigira mu by'okukuunga banabyabufuzi okumala kumpi emyaka 58, yemuwanika w'ekibiina ky'abantu abakuliridde mu myaka ekya disitulikiti y'e Wakiso ekiyitibwa ''Wakiso district Elderly league''.[6][12]

Esangi zino yaakiikirira abantu abakuze mu myaka mu bitundu by'omukasekati g'eggwanga, mu palamenti ya Uganda.[6][10][13][14][15]

  1. "Busingye Peninah Kabingani - 2021 General Election - Visible Polls". visiblepolls.org (in Lungereza). Retrieved 2026-08-06.
  2. "Busingye Peninah Kabingani - 2021 General Election - Visible Polls". visiblepolls.org (in Lungereza). Retrieved 2026-08-06.
  3. "'Maama Kisanja' yeebazizza abamulonze ku ky'omubaka w'abakadde - New Vision Official". www.newvision.co.ug (in Lungereza). Archived from the original on 2025-02-26. Retrieved 2026-08-06.
  4. Kiiza, Christopher (2021-01-19). "NRM Sweeps Elections for PWDs, Older Persons, Workers' MPs". ChimpReports (in American English). Retrieved 2026-08-08.
  5. {{cite web}}: Empty citation (help)https://www.newvision.co.ug/articledetails/1529304
  6. 1 2 3 4 "Four elected as MPs for elderly". Monitor (in Lungereza). 2021-01-20. Retrieved 2026-08-08.
  7. "Maama Kisanja asuubizza okulwanirira abakadde abaagobwa ku ttaka - Bukedde Online - Amawulire". www.bukedde.co.ug (in Lungereza). Archived from the original on 2023-03-24. Retrieved 2026-08-08.
  8. Reporter, Independent (2021-05-17). "131 MPs take oath on first day of swearing-in ceremonies". The Independent Uganda: (in American English). Retrieved 2026-08-08.{{cite web}}: CS1 maint: extra punctuation (link)
  9. Reporter, Independent (2021-05-17). "131 MPs take oath on first day of swearing-in ceremonies". The Independent Uganda: (in American English). Retrieved 2026-08-08.{{cite web}}: CS1 maint: extra punctuation (link)
  10. 1 2 Ntezza, Michael (2020-10-12). "Busingye Takes NRM Flag for Central Elderly MP". ChimpReports (in American English). Retrieved 2026-08-08.
  11. Mwesigwa, Solomon (2021-01-27). "Halima Namakula to challenge election results in court". MBU (in American English). Retrieved 2026-08-08.
  12. 1 2 Bukedde TV (2021-03-02). "Omuntu wabantu: Tukyaazizza Maama Busingye Peninah. Mubaka w'abakadde omulonde mu Paalamenti. BB". Retrieved 2026-08-08.
  13. murami (2021-05-17). "131 MPs take oath on day one". www.parliament.go.ug (in Lungereza). Archived from the original on 2023-03-24. Retrieved 2026-08-08.
  14. murami (2021-05-17). "131 MPs take oath on day one". www.parliament.go.ug (in Lungereza). Archived from the original on 2023-03-24. Retrieved 2026-08-08.
  15. "FULL LIST: 2021 Winners for Member of Parliament (MP) Positions Across Uganda - The Ugandan Wire". theugandanwire.com. Archived from the original on 2022-10-05. Retrieved 2026-08-08.