Jump to content

Busitema University

Bisangiddwa ku Wikipedia
Busitema Yunivasite
Yunivasite ya gavumenti mu Uganda Kyusa Wikidata
Yunivasite Kyusa Wikidata
Inception2007 Kyusa Wikidata
EgwangaUganda Kyusa Wikidata
Located in the admi­nis­tra­ti­ve ter­ri­to­rial entityTororo, Busitema Kyusa Wikidata
Coor­di­na­te location0°32′42″N 34°1′30″E Kyusa Wikidata
Mmemba waConsortium of Uganda University Libraries, Uganda Library and Information Association, Association of African Universities Kyusa Wikidata
Official websitewww.busitema.ac.ug Kyusa Wikidata
Map

Ssetendekero wa Busitema

[kyusa | kolera mu edit source]

Eno y'emu ku zi ssetendekero za gavumenti ya Uganda omunaana era nga yatandikibwawo mu mwaka 2007. Ssetendekero eno esangibwa mu buvanjuba bwa Uganda mu era nga erina amabanguliro agawerera ddala mukaaga agasasaanidde mu bitundu ebyenjawulo mu buvanjuba bw'egwanga. Ebbanguliro lya ssetendekero ono ekkulu lisangibwa mu kitundu ky'eBusitema mu disitulikiti y'e Busia ku luguudo oluva e Jinja okudda ku nsalo ya Uganda n'egwanga lya Kenya e Malaba. Ssetendekero Busitema egaba ebiwandiiko ebyobuyigirize omuli zi ssatifikeeti, dipulooma, diguli ezisooka, diguli ez'okubiri gattako n'ezokusatu mu masomo agenjawulo ag'ebyasaayansi