Jump to content

Caroline Asiimwe

Bisangiddwa ku Wikipedia
Caroline Asiimwe
Eggwanga lye Munayuganda
Gyeyatikirwa Univesity ya Edinburgh

(Diguli ey'okubiri mu by'okujanjaba ebisolo) Kusetendekero lye Makerere

Omulimu gwe Musawo wa bisolo era akola n'okunoonyereza
Engule TWAS-Samira Omar Prize winner olw'okubeera omuyiiya era alwana okulaba ng'ebintu ebimwetolodde bisigala ku mutindo

Caroline Asiimwe musawo wa bisolo omunayuganda, ng'era mukulembezze alwanirira okulaba ng'ebeera y'omutonde teyonoonebwa, ng'era munoonyereza. Yeenyigira mu bantu babulijjo okulaba ngatuukirira eky'ebisolo by'omusiko bibeera mu mirembe, nokubeera nga tebabikolako bimenya mateeka, n'okulaba ng'ebitonde by'omumazzi bisigala biramu mu Uganda .

Mu mwaka gwa 2017, Asiimwe yaweebwa engule ya TWAS-Samira Omar Prize winner olw'okubeera omuyiiya era alwana okulaba ng'ebintu ebimwetolodde bisigala ku mutindo eya ''Innovation for Sustainability Prize''. Engule no eya ''Innovation for Sustainability Prize'' eweebwa banayaansi olw'omulimu gwebabeera bakoze okulaba ng'ebintu byabwe eby'enjawulo mwebawangaalira nabyo byeeyagalira mumbeera ya saayanzi ate nga nuungi.[1]

Obulamu bwe n'eby'emirimu[kyusa | edit source]

Asiimwe alina diguli ey'okubiri mu by'okujanjaba ebisolo gyeyatikirwa okuva mutendekero lya University of Edinburgh mu ggwanga lya Scotland. Assimwe aluddde ng'akola ng'omusawo w'ebisolo era okukwanaganya w'abatangira, nga kuno kwayongereza okudukanya eby'obugagga eby'omutaka ku kitongole kya Budongo Conservation Field Station mu Uganda okumala emyaka 7[2][3]

Akwasaganya abaaliko mukutta oba mukusaanyaawo obulamu bw'ebisolo nga tebalina lukusa mu bintu ng'okukuuma obulamu bw'ebitonde by'omu mazzi. Caroline akungaanya ebikwatagan ku bintu eby'enjawulo okulaba ng'akuuma eby'obutonde bwa Uganda nga buli mu mbeera nungi. Yasomera kusetendekero ly'e Makerere mu kibuga kya Uganda ekikulu ekya Kampala .[4][5]

Okunoonyerezaa kwe kulik: okulya abaana ababeera bazaaliddwa mu bika bya mazike ag'emirundi ebbiri mu mwaka gwa 2019,[6] ekiviirako obuvune obuleetebwa ebiwuka ebibeera mu mazike (Pan troglodytes), mu mwaka gwa 2016[7],Emmotoka ezita amazike: omusango ogugambibwa okubeera ngemmotoka yatomera era n'eta ekizike kuluguudo lw'e Bulindi mu Uganda mu mwaka gwa 2016,[8] Okunoonyereza ku kusaasaana kw'obulwadde bw'omusujja gw'ensiri n'engeri gyebakozesaamu okukebera oba ky'oyinza okuyita (Programme level implementation of malaria rapid diagnostic tests) (RDTs): ekivaamu n'okutendeka abanaayamba ku by'obulamu mu bulwaliro obwa wansi mu Uganda mu mwaka gwa 2012.[9][10]

  1. {{cite web}}: Empty citation (help)https://twas.org/article/caroline-asiimwe-wins-twas-samira-omar-prize
  2. {{cite web}}: Empty citation (help).http://www.budongo.org/
  3. (69–82). {{cite journal}}: Cite journal requires |journal= (help); Missing or empty |title= (help)https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC6971177
  4. {{cite web}}: Empty citation (help)http://www.budongo.org/
  5. {{cite web}}: Empty citation (help)https://twas.org/article/caroline-asiimwe-wins-twas-samira-omar-prize
  6. (181–187) [6 6]. {{cite journal}}: Cite journal requires |journal= (help); Check |url= value (help); Missing or empty |title= (help)https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC7080684
  7. (21–30). {{cite journal}}: Cite journal requires |journal= (help); Missing or empty |title= (help)https://doi.org/10.1007%2Fs10764-016-9941-x
  8. (377–88). {{cite journal}}: Cite journal requires |journal= (help); Missing or empty |title= (help)https://doi.org/10.1007%2Fs10329-016-0528-0
  9. (291) [6 6]. {{cite journal}}: Cite journal requires |journal= (help); Check |url= value (help); Missing or empty |title= (help)https://www.ncbi.nlm.nih.gov/pmc/articles/PMC3433367https://link.springer.com/search?dc.creator=%22Caroline+Asiimwe%22
  10. {{cite web}}: Empty citation (help)https://link.springer.com/search?dc.creator=%22Caroline+Asiimwe%22