Catherine Nanziri
| Ekikula | mukyala | |
|---|---|---|
| Erinnya eriweereddwa | Catherine | |
| Yazaalibwa nga | 13 Gwamwenda(Mutunda) 1999 | |
| Gy'azaalwa | Kampala | |
| Omulimu | boxer | |
| Omuzannyo | boxing | |
| Yeetabye mu | boxing at the 2020 Summer Olympics – women's flyweight | |
Catherine Nanziri (yazaalibwa nga 13 ogwomwenda 1999) nga Munayuganda omuzanyi webikonde.[1][2][3][4] Yavugannya mu bikonde bya women's flyweight event mumpaka za 2020 Summer Olympics.[5][6]
Omulimu gw'okukuba ebikonde
[kyusa | kolera mu edit source]Nanziri yatandika omulimu gwe ogw’okukuba ebikonde mu 2015 ku ssomero lya Agrrey Memorial nga yali asikiriziddwa abazannyi abaali batendekera ku ssomero eryo. Yava mu muzannyo okusobola okussa essira ku masomo ge n’okumaliriza ebigezo bye ebya O level. Wabula yakomawo mu 2018 oluvannyuma lw’okwetaba mu mpaka ezimu gyeyalaba bannaabwe abawala nga bakola bulungi.[1]
Nanziri yatandika olugendo lwe okutuuka ku Olympics ng'ayita mu mpaka z'eggwanga ezikolebwa okulonda ttiimu egenda okuvuganya mu mpaka za Olympics e Dakar Senegal mu 2020.
Ku Olympics, Nanziri yawangulwa Omujapaani Tsukimi Namiki naye kino tekyamumalamu maanyi, kyali ntandikwa y'okwesiga omuzannyo gwe.
Ebijjulizidwaamu
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ AfricaNews. "Catherine Nanziri: Fighting poverty, prejudice to become Uganda's boxing champion | Africanews". Africanews (in Lungereza). Archived from the original on 2025-06-20. Retrieved 2026-10-06.
- ↑ AfricaNews. "Uganda's first female boxer ready for Tokyo Olympic Games this summer | Africanews". Africanews (in Lungereza). Archived from the original on 2026-06-12. Retrieved 2026-10-06.
- ↑ Abdusalam, Kigozi (2021-07-25). "Olympics: Boxer Catherine Nanziri Bows Out at Round of 32". ChimpReports (in American English). Retrieved 2026-10-06.
- ↑ "Olympedia – Catherine Nanziri". www.olympedia.org. Retrieved 2026-10-06.
- ↑ "Boxing: Women's Fly (48-51kg)" (PDF). Tokyo 2020. Archived from the original (PDF) on 8 August 2021. Retrieved 30 July 2021.
- ↑ "Catherine Nanziri: Uganda First Female Boxer to Qualify for Olympic games :: Uganda Radionetwork". Uganda Radionetwork (in Lungereza). Retrieved 2026-10-06.
External links
[kyusa | kolera mu edit source]- Catherine Nanziri at Olympedia