Catherine Samali Kavuma
Appearance
Catherine Samali Kavuma yazaalibwa mu 1960 nga muwandiisi wa butabo, era omuntu omu mannyifu mu Uganda.[1]
Mu masekati ga 1980, mukyala Kavua yasenga mu Washington D.C,okukola n'Omubaka wa Uganda mu ggwanga lya Amerika, Elizabeth Bagaya. Oluvannyuma yafuna omulimu ku kitebe ky'e Canada. Nga yakakolerayo emyaka ebbiri, yafuna omulimu mu Baanka y'ensi yonna nga yeali omumyuka w'akulira pulogulaamu mu ofiisi y'akulira mu Afrika mu 1989. Yalekulira okuva mu Baanka y'ensi yonna mu 2014.[1]
By'afulumiza
[kyusa | edit source]Ebijuliziddwaamu
[kyusa | edit source]- ↑ 1.0 1.1 "Interview of Catherine Samali Kavuma by Asmaou Diallo", Amina, March 2003.
- ↑ https://www.worldcat.org/oclc/1056165070
- ↑ https://www.worldcat.org/search?q=Catherine+Samali+Kavuma&qt=notfound_page&search=Search
Ewalala w'oyinza okubigya
[kyusa | edit source]- Mu lulimi olufalaansa, kajogijogi webibuuzo Asmaou Diallo byeyabuuza eyabuuzibwa Catherine Samali Kavuma byafulumizibwa mu Amina, byaterekebwa mu 2006, 10, 06 ku kyuma kya Wayback mu Gwokusatu mu 2003