Jump to content

Christine Nambirige

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Christine Nambirige muzannyi w'omupiira omunayuganda, azannya ng'omuwuwuttanyi ng'ayiga ku wiingi. Abadde memba oba omu basambi abaali ku ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ey'abakazi.

Kiraabu gy'abadde azannyira

[kyusa | edit source]

Nambirige azannyidde ku kiraabu ya She Corporates mu Uganda.[1]

Gy'azannyidde mu by'ensi

[kyusa | edit source]

Nambirige yazannyirako ku mutendera gwa ttiimu enkulu eya Uganda mu mpaka z'abakazi ey'omumwaka gwa 2012 eziyitibwa African Women's Championship, ezaali ez'okusunsula, mu mwaka gwa 2016, yeetaba mu mpaka z'amawanga agava mu buvanjuba ne mu masekati ga Afrika eza CECAFA Women's Championship ne mu z'omwaka gwa 2018, ez'okusunsula ttiimu z'abakazi ezaali zigenda okwetaba mu mpaka za semazinga wa Afrika.[2][3]

Ggoolo zeyateeba ku ttiimu y'eggwanga

[kyusa | edit source]

Okuteeba n'olukalala lwa ggoolo za Uganda lwagatibwa era lwerusooka

Enamba Enaku z'omwezi Ekifo Gwebaali bazannya Okuteeba Ebyavaamu Competition
1 Enaku z'omwezi nga 13, mu mwezi ogw'omweda, mu mwaka gwa 2016 Jinja, Uganda  Zanzibar
1–0
9–0
2016 CECAFA Women's Championship
  1. {{cite web}}: Empty citation (help)https://en.wikipedia.org/wiki/Uganda_women's_national_football_team
  2. {{cite web}}: Empty citation (help)https://www.newvision.co.ug/news/1298951/uganda-tricky-draw
  3. {{cite web}}: Empty citation (help)https://web.archive.org/web/20200803181409/http://admin.cafonline.com/en-us/competitions/11theditionwomenafcon-ghana2018/MatchDetails?MatchId=yTc3IoJVHO6FZwJH%2BO5JrawK9P4gipWO22ws62ssf8NESbW0ScfxH4vQx80duSv8