Jump to content

Cissy Dionizia Namujju

Bisangiddwa ku Wikipedia
Cissy Dionizia Namujju
omuntu
Ekikulamukyala Kyusa
Ensi y’obutuuzeYuganda Kyusa
Erinnya eriweereddwaCissy Kyusa
Yazaalibwa nga15 Gwamusanvu(Kasambula) 1977 Kyusa
Omulimumunnabyabufuzi Kyusa
Ekifo ky'alimuOmubaka wa Palamenti ya Uganda Kyusa
Mmemba w’ekibiina ky’ebyobufuziEkibiina kya National Resistance Movement Kyusa

! colspan="2" class="infobox-above" style="font-size:125%;" |

Cissy Dionizia Namujju

|- ! ! class="infobox-label" scope="row" |Yazaalibwa | class="infobox-data" |Nga 15 Ogwomusanvu mu 1977, ng'alina emyaka 46 |- ! ! class="infobox-label" scope="row" |Eggwanga lye | class="infobox-data category" |Munayuganda |- ! ! class="infobox-label" scope="row" |Obutuuze bwe | class="infobox-data category" |Munayuganda |- ! ! class="infobox-label" scope="row" |Omulimu gw'akola | class="infobox-data role" |Munabyabufuzi |- ! ! class="infobox-label" scope="row" |Emyaka gy'amazze mu by'obufuzi | class="infobox-data" |Okuva mu 2016 okutuuka kati |- ! ! class="infobox-label" scope="row" |Ky'asinga okumanyikibwaako | class="infobox-data" |Byabufuzi |- ! ! class="infobox-label" scope="row" |Ekitiibwa kye | class="infobox-data title" |Mubakwa wa Paalamenti |}

Cissy Dionizia Namujju yazaalibwa nga 15 Ogwomusanvu mu 1977, nga Munayuganda atuula ku kakiiko akakola amateeka, nga alina n'obukugu mu bya kompuyuuta eby'empuliziganya wamu ne tekinologiya.[1][2] Okutuuka mu Gwokusatu mu 2021, akola nga omukyala omulonde akiikirira Disitulikiti ya Lwengo mu Paalamenti ya Uganda eye kumineemu. Mu by'obufuzi, alina akakwate ku kibiina kya National Resistance Movement nga bano beebamuwa tikiti gyeyavuganyizaako mu kulonda kwa bonna okwa 2021.[1][2] Cissy awereza ne mu Paalamenti ya Uganda eye kumi wansi w'ekibiina ky'oby'obufuzi kyemimu.[1][2]

Cissy Dionizia Namujju yafuna satifikeeti era nti yatuula S4 mu 2005, ate eya S6 mu 2007 okuva ku Modern Secondary School.[1][3] Alina Dipulooma mu Information Systems Management okuva ku APTECH gyeyafuna mu 2010.[1]

Cissy Namujju yeeyali kalabalaba ku AGOA Girls okuva mu 2002 okutuuka mu 2003, nga tanaba kutandika kuwereza nga akunga banabyabufuzi ku lwa State House okuva mu 2003 okutuuka mu 2015. Okuva mu 2016 okutuuka kati, abadde Mubaka wa Paalamaneti. Mu Paalamenti ya Uganda eye kumi, abadde awereza ku kakiiko akavunaanyizibwa kunsonga z'ebweru w'eggwanga, nga kuno kw'ateeka akakiiko ka Sayaansi ne Tekinologiya.[1][4]

Simukyala mufubo.[1][2] Asinga kwagala kwenyigira mu bya muzannyo, n'okusoma.[1] Cissy by'asinga okwetanira kuliko okulabirira abakadde, banamwandu wamu nebamulekwa, okulakulanya okulima nga okozesa tekinologiya, wamu n'okukunga abantu.[1]

Ebijuliziddwaamu

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. 1 2 3 4 5 6 7 8 9 https://www.parliament.go.ug/mp_database/profile.php?mid=290
  2. 1 2 3 4 https://web.archive.org/web/20210803112847/https://nrm.co.ug/staff/namujju-cissy-dionizia/
  3. https://observer.ug/news/headlines/51647-nrm-s-namujju-retains-mp-seat-after-successful-appeal
  4. "Archive copy". Archived from the original on 2022-10-17. Retrieved 2021-04-09.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)

Ewalala w'oyinza okubigya

[kyusa | kolera mu edit source]