Jump to content

Daisy Ejang

Bisangiddwa ku Wikipedia

Daisy Ejang Munnayuganda, muyimbi era omuwanguzi w'empaka za Tusker Project Fame .[1] Afulumizza ennyimba eziwerako nga, "Shuga" (lw'eyayimba ne Levixone), "Yawa De", "Eyes On Me", "Incredible", "Love You Lord", "Fire" ne "Teko". Yayimba n'omuyimbi Prince Kudakwashe Musarurwa mu luyimba lwe olwa "I Must Stick with You".[2]

Yali ne mu luyimba lwa Sunday, olw'ayimbubwa abayimbi abakyala ab'enjawulo.

Laba ne bino

[kyusa | edit source]

Ebijuliziddwamu

[kyusa | edit source]