Deogratias Muganwa Byabazaire, Omuntu w'abantu
Deogratias Muganwa Byabazaire (9 ogwekkumi 1941 – 8 ogw'oluberyeberye 2014), yali omulabirizi wa Roman Catholic eyawereza nga omulabirizi mu Roman Catholic Diocese e Hoima, okuva nga 21 ogwokutaano 1990 mpaka nga 8 ogwoluberyberye 2014.[1]
Ebimukwaatako n' obulabirizi
[kyusa | edit source]Byabazaire yazaalibwa nga 9 ogwekkumi 1941,ku mulirwaano oguyitibwa Karujubu, mu kibuga ky' e Masindi,mu Masindi District,e Bunyoro sub-region,mu Western Region mu uganda . yaweebwa obwa obulabirizi nga 9 ogwomunaana 1969 yaweereza nga omulabirizi mu Hoima Diocese mpaka 21 ogwokutaano 1990.[1]
Nga omulabirizi
[kyusa | edit source]Nga 21 ogwokutaano 1990, Byabazaire yalondebwa nga ssaababulizi w'essaza owa Roman Catholic Diocese owe Hoima. Yaweebwa obwa obulabirizi nga 18 ogwomunaana 1990 okuva eri ssaabalabirizi Luis Robles Díaz†, ssaababulizi owe Stephaniacum, yayambibwako ssaababulizi Emmanuel Wamala, ssaablabirizi wa e Kampala Archdiocese ne omulabirizi Albert Edward Baharagate, omulabirizi wa e Hoima.[1]
Nga On ohwokusatu 1991, Byabazaire yasikizibwa ng omulabirizi omukulu , oluvanyuma lw'okwegoba kwa omulabirizi Albert Edward Baharagate. omulabirizi Byabazaire yafiira mu yafiisi nga 8 ogwokubiri 2014, ku myaka 72 n'emyezi enna.[1] yazikibbwa Bujumbura Cathedral, mu kibuga Hoima, ekitebe kya Hoima Catholic Diocese.[2]
Laba ne
[kyusa | edit source]Template:S-start Template:Succession box Template:S-end
- ↑ 1.0 1.1 1.2 1.3
{{cite web}}
: Empty citation (help)http://www.catholic-hierarchy.org/bishop/bbya.htmlhttp://www.catholic-hierarchy.org/bishop/bbya.htmlhttp://www.catholic-hierarchy.org/bishop/bbya.htmlv - ↑
{{cite web}}
: Empty citation (help)https://web.archive.org/web/20240526014000/https://www.hoimadiocese.org/the-diocese/our-bishops/bishop-deogratias-byabazaire/