Jump to content

Disitulikiti y’e Pakwach

Bisangiddwa ku Wikipedia

Pakwach District Ye disitulikiti ye kitundu kyo bukiikakkono mu Uganda. Ekibuga kye Pakwach kye kifo kyekitebe kya disitulikiti eno.[1]

3 women walk along old railway tracks carrying spear grass to the market in Pakwach, Northern Uganda
Abakazi basatu batambulira ku ggaali yomukka nga beetisse omuddo gwamafumu nga bagenda mukatale ke pakwach mu maserengweta ga uganda

Disitulikiti y’e Pakwach eriko ensalo ne Disitulikiti y’e Nebbi mu maserengeta, Disitulikiti y’e Madi Okolo mu bukiikakkono, Disitulikiti y’e Nwoya mu buvanjuba, Disitulikiti y’e Buliisa mu bukiikaddyo bw’obuvanjuba ate mu bukiikaddyo ne DR Congo . [2] Ekibuga Pakwach, ekitebe kya disitulikiti we kiri kiri kiromita nga 20 kilometres (12 mi) ebuvanjuba bwa Nebbi, ekibuga ekinene ekisinga okumpi. [3] Kino kiweza 131 kilometres (81 mi), ku luguudo, mu bukiikaddyo bw’obuvanjuba bwa Arua, ekibuga ekisinga obunene mu kitundu ekitono ekya West Nile . [4] Pakwach eri mu 370 kilometres (230 mi), ku luguudo, mu bukiikakkono bw’amaserengeta ga Kampala, ekibuga ekikulu era ekisinga obunene mu Uganda. [5]

Mubufunze

[kyusa | edit source]

Pakwach District yatondebwawo gavumenti ya Uganda mu 2015 era yatandika ojukola nga 1 mu mwezi ogwomusdaanvu mu mwaka 2017. eddako yali ekyali kitundu ku disitulikiti ye Nebbi .[6]

Laba ne

[kyusa | edit source]

Ebijuliziddwa

[kyusa | edit source]
  1. https://lg.wikipedia.org/wiki/Special:ContentTranslation?from=en&to=lg&campaign=undefined&page=Pakwach+District&targettitle=Disitulikiti+y%E2%80%99e+Pakwach#:~:text=Reference,August%202017.
  2. https://web.archive.org/web/20170804012641/http://guidetouganda.net/wp-content/uploads/2016/03/UgandaBig.jpg
  3. http://distancecalculator.globefeed.com/Uganda_Distance_Result.asp?fromplace=Pakwach%2C%20Northern%20Region%2C%20Uganda&toplace=Nebbi%2C%20Northern%20Region%2C%20Uganda%2C&dt1=ChIJnwQ9CKfbbxcR6YHrx7yVC7Q&dt2=ChIJ2zR2g74AbxcRVdYH57wfSjY
  4. http://distancecalculator.globefeed.com/Uganda_Distance_Result.asp?fromplace=Arua%2C%20Northern%20Region%2C%20Uganda&toplace=Pakwach%2C%20Northern%20Region%2C%20Uganda%2C&dt1=ChIJacd4oWVibhcRnJKRfYYYHqo&dt2=ChIJnwQ9CKfbbxcR6YHrx7yVC7Q
  5. http://distancecalculator.globefeed.com/Uganda_Distance_Result.asp?fromplace=Post%20Office%20Building%2C%20Kampala%20Road%2C%20Kampala%2C%20Uganda&toplace=Pakwach%2C%20Northern%20Region%2C%20Uganda%2C&dt1=ChIJXyfX9IC8fRcRorrkbY-nufI&dt2=ChIJnwQ9CKfbbxcR6YHrx7yVC7Q
  6. https://lg.wikipedia.org/wiki/Special:ContentTranslation?from=en&to=lg&campaign=undefined&page=Pakwach+District&targettitle=Disitulikiti+y%E2%80%99e+Pakwach#:~:text=View-,Red%20Pepper%20(3%20September%202015).%20%22Parliament%20Creates%2023%20New%20Districts%22.%20Red%20Pepper.%20Mukono.%20Archived%20from%20the%20original%20on%2012%20September%202017.%20Retrieved%205%20August%202017.,-Issues