Donald Trump

Donald John Trump (yazaalibwa ogwomukaaga 14, 1946) ye pulezidenti wa Amerika afuga era nga wa 45 mu baplezidenti abali bafuze mu Amerika. Yayingira ekkakkalabizo nga 20 Ogusooka, 2017. Nga tanayingira byabufuzi, yali munabizineesi era nga musanyusa ku terefayina.