Jump to content

Dora Byamukama

Bisangiddwa ku Wikipedia
Dora Byamukama
Munabyabufuzi Munnayuganda era munnamateeka Kyusa Wikidata
Omuntu Kyusa Wikidata
Ekikulamukyala Kyusa Wikidata
Erinnya eri­wee­redd­waDora Kyusa Wikidata
Omulimumunnabyabufuzi Kyusa Wikidata
Ekifo ky'alimuOmubaka wa Palamenti ya Uganda Kyusa Wikidata

Dora Kanabahita Byamukama Munnayuganda munabyabufuzi, munnamateeka, mubazi w'amateeka. Ye mmemba omulonde mu East African Legislative Assembly okuva mu Gwoukaaga 2012 okutuuka mu Gwomukaaga 2017.[1] Yaweereza nga mmemba mu Paalamenti ya Uganda akiikirira Konsityuwensi y'Obukiikaddyo bwa Mwenge.[2]

Alina Diguli bbiri okuva mu Yunivasite y'e Makerere era atwalibwa ng'omukugu ow'okumutendera gw'ensi yonna mu mateeka, obwenkannya n'enkulakulana.

Ebijuliziddwamu

[kyusa | kolera mu edit source]