Doreen Mirembe
Doreen Mirembe (yazaalibwa nga 4 Ogwekkumi 1987), Munnayuganda, muzannyi w'amizannyo, mukozi wa filimu,[1][2] mukozi era mutunzi wa filimu, ye mutandisi wa Amani (Kkampuni ya filimu) era omuyambi w'omusawo w'amannyo ku ddwaliro lya Pan Dental Surgery.[3] Azanye mu filimu eziwerako n'obuzannyo obulagibwa ku TV saako n'okufulumya filimu ezize.[4]
Ebikwata ku mirimu gye
[kyusa | edit source]Okugatta ku filimu n'obulango bwa TV, Mirembe alabikidde mu buzannyo obulagibwa ku TV nga Deception NTV ng'azannya nga Dr. Stephanie ne mu filimu ya Nana Kagga eya Beneath The Lies nga yazannya nga Miriam. Yatandikawo kampuni ya filimu gye yatuuma Amani House. Filimu ye eyasooka eya A Dog Story yali filimu eyawamba era n'elondebwa mu filimu ennyimpi esinze era newangula bbiri omuli ey'omuzanyi asinze omusajja n'omukazi era n'omuzannyi omukyala asinze mu filimu ennyimpi mu awaadi za Pearl International Film Festival mu 2006.[5][2] Oluvanyuma yafulumya filimu ye ey'okubiri n'ey'okusatu nga yazituuma Nectar n'endala Kafa Coh.[6]
Mirembe musawo era omuyambi w'omusawo w'amannyo ku ddwaliro lya Pan Dental Surgery, Kampala.[7]
Filimu ze y'azannya
[kyusa | edit source]Omwaka | Filimu/kazannya akalagibwa ku TV | Ekifo ky'eyazannya | Abagikolako |
---|---|---|---|
2022 | Kafa Coh | Sandra Atika Alexis | Dayilekita yali Gilbert K. Lukalia Yafulumizibwa Doreen Mirembe |
2019 - | Kyaddala | Dayilekita w'ayo yali Emmanuel Ikubese | |
2017 - | The Honourables | Honourable Specioza | Yawandikibwa John Ssegawa |
Mistakes Girls Do | |||
2014–2016 | Beneath the lies - The Series | Mariam | Yawandiikibwa Nana Kagga Macpherson |
2013–2016 | Deception NTV | Dr. Stephanie | |
Nectar | Y'agyefulumiza | ||
2016 | New Intentions | Favour | |
2015 | Queen of Katwe | Extra role | |
Belated Troubles | |||
No Lie | Flavia | Yawandiikibwa Mariam Ndagire | |
Love Makanika | Cindy |
Empaka z'eyetabamu ne Awaadi z'eyawangula
[kyusa | edit source]Awaadi | |||||
---|---|---|---|---|---|
Omwaka | Awaadi | Omutendera | Film/TV Series | Ebyavaamu | Recipient |
2017 | Zanzibar International Film Festival[8][9] | Best Short Film | Nectar | ||
Slum Film Festival | Best Short Film | A Dog Story | |||
Silicon Valley African Film Festival | Best Short Film | ||||
2016 | Pearl International Film Festival[10] | Best Female Actor in a Short Film | Template:Won | Doreen Mirembe | |
Best Male Actor in a Short Film | Template:Won | Michael Wawuyo Jr. | |||
Best Screenplay | |||||
Africa International Film Festival | Best Short Film | ||||
Uganda Film Festival | Best Short Film | ||||
Afro Film Festival (ANANSE) | Best Short Film |
Ebijuliziddwamu
[kyusa | edit source]- ↑ http://allafrica.com/stories/201606220411.html
- ↑ 2.0 2.1 "Lilian, Ntege (5 July 2017). "Mars Babe: Doreen Mirembe; dentist filmmaker". Lilian Ntege. The Observer". Archived from the original on 18 October 2020. Retrieved 12 December 2022.
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2017-10-28. Retrieved 2022-12-12.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ http://www.chweziclan.com/index.php/2017/07/06/city-medic-joins-movie-bandwagon/
- ↑ Lilian, Ntege (5 July 2017). "Mars Babe: Doreen Mirembe; dentist filmmaker". Lilian Ntege. The Observer.
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2017-10-27. Retrieved 2022-12-12.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2017-10-27. Retrieved 2022-12-12.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2017-05-28. Retrieved 2022-12-12.
{{cite web}}
: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ http://www.ziff.or.tz/wp-content/uploads/2017/05/official-selection.pdf
- ↑ http://www.ziff.or.tz/wp-content/uploads/2017/05/official-selection.pdf
Ebijuliziddwamu eby'ebweru wa Wikipediya
[kyusa | edit source]- Doreen Mirembe at IMDb