Jump to content

Dunstan Nsubuga

Bisangiddwa ku Wikipedia

Dunstan Kasi Nsubuga[1] yali Ssabalabirizi w'eddiini y'eKulistaayo mu Uganda.[2]

Nsubuga yasomera ku Ssettendekero wa Uganda Christian University. Yafuulibwa Omubuulizi mu 1944 n'oluvanyuma Omusumba mu 1945. Yaweereza mu Bulabirizi bwa Uganda okuva mu 1944 okutuusa mu 1961. Yali Diini wa Namirembe okuva mu 1961 okutuusa mu 1965 bweyalangilirwa ku bw'omuyambi wa Ssabalabirizi

Yaweebwa engule ya Diguli mu by'eddiini eya Doctorate of Divinity okuva mu St Paul's University, Tokyo mu 1958.

Ebijuliziddwamu[kyusa | edit source]

  1. "Archive copy". Archived from the original on 2022-12-07. Retrieved 2022-12-07.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)
  2. https://en.wikipedia.org/wiki/Crockford's_Clerical_Directory

 Template:Bishops of BugandaTemplate:Church of Uganda