Ebbanyi
Appearance
(Oleetedwa wano okuva ku EBBANYI)
Ebbanyi bulwadde bwa nte . Omulunzi w'ente ezamata ebbanyi limufiiriza nnyo.
- Ebbanyi lino ku nte likwata ku nnywanto zaayo.
- Ebbanyi lifiiriza omulunzi olwobulumi ente bw'ebeera nabwo era tekiriza kukamibwa.
Laba omusawo w'ebisolo amangu ddala ng'olabye obulwadde buno ku nte. <ref:wwf/lvceep/>