EBISOKO

Bisangiddwa ku Wikipedia

1.Okuwunya ku ggwa ddyo: Ekisoko kino kitegeeza okulya. 2.Okuseereza erigenda e mugga: Okukola ekintu ekyangu ennyo. 3.Okuyisa omukka mu kisero; Okukola ekintu ekyangu ennyo. 4.Okukooza akagiri: Kubonyabonya omuntu. 5.Okwoza ku munye: Okukaaba. 6.okunyika ebigere musuwa{kudduka misinde} 7.okulisa akakanja [kubonyabonya]