EDDAGALA ERIWEWEZA KU SILIMU

Bisangiddwa ku Wikipedia
Jump to navigation Jump to search

EDDAGALA ERIWEWEZA KU SILIMU(ARV)[kyusa | edit source]

ly’eddagala eriweweza ku silimu liziyiza akawuka obuteyongerako mu mubiri gw’oyo aba akalina. Eddagala lino teriwonya silimu wabula liyamba abalina silimu okubeera n’obulamu obulungi,kiyamaba noyo atalina kawuka obutakwatibwa.

Sikituufu  Tekyetaagisa kwerarikirira silimu kubanga eddagala [ARVs] limuwomya.

Kituufu Eddagala eriweweza ku silimu [ARVs] liyamba omuntu alina akawuka akaleeta silimu okuba omulamu. Likendeza ku kawuka akaleeta silimu mu mubiri naye nga tekabumalamu. Eddagala eriwonnya silimu terinaba kuzuulibwa. Ekisinga obulungi kwe kuziyiza obutakwatibwa kawuka kaleeta silimu oba okwekuuma ng’ okalina.

<ref:wwf/lvceep>