EMIPIIRA EMIKADDE BAKOLAMU EBINTU BINGI

Bisangiddwa ku Wikipedia

EMIPIIRA EMIKADDE BAKOLAMU EBINTU BINGI [TYRE RECYCLING][kyusa | edit source]

Emipiira emikadde kyekimu ku byonoona ettaka. Emipiira giikoolebwa mu bintu bino, 89% kaboni [carbon],7.5% hayidurogyeni [hydrogen],k 1.8% salufa [sulphur],0.2% nayiturogyeni [nitrogen], 1.5% vvu [ash]. Emipiira emikadde girina obulabe bungi nnyo eri obutondebw’ensi ,ssimyangu gya kuxunda, gyabulabe nnyo eri Abantu n’ebintu bwegikwaata ommuliiro., gyanguwa nnyo okwaaka. Emipiira emikadde giregamamu amazzi g’enkuba awo nno n’ekireteera ebiwuka nga ensiri okubiikira amaggi gaazo ku mazzi gano. Ensiri zino zireeta endwadde nga omusujja gw’ensiri [malaria fever] nendala nnyingi nnyo. ‘’ Okukozesa emipiira emikadde ]re using] and [recycling]’’ Waliwo engeri nnyingi nnyo, ezokukozesa emipiira emikadde, waliwo okukolamu engatto oba ebiraatto [sandals], waliwo okukolamu emiggwa egisiba ebisolo, ensawo , entebe n’ebiwempe. Emipiira emikadde bagikozesamu ku myaliro nga bakola engudo za kolasi, wano nno bagiyiwako ekirungo kyebayita asifaliti [asphalt] Emigaso emirala mulimu, okulimiramu enva [Tyre vegetable gardens]ate era nokugikozesa nga nasale[nursey bed] <ref> www.dsw.org

Joyce Nanjobe Kawooya