ENGERO ZA BUGANDA
Appearance
1. Akaliba akendo, okalabira ku mukonda. 2. Kiribedda, mmese ya ku mutala. 3.Tunaayitanga babiri, ng'akulabyeko akawala. 4.Gwe kitaaliridde nnyina, y'agamba nti linda bukye. 5.Akaami akatono, okanyoomera mitala wa mugga. 6. Kiyini kibi, kijjukirwa malima. 7.Ataalukutambulire, akusibira ya menvu. 8.Kamu kamu,gwe muganda. 9.Tudde eka tukuba abakazi, akuba miziziko. 10.Sirina kye nkukisa, bwamira eddusu, takubulira.