Jump to content

EYAABWE

Bisangiddwa ku Wikipedia

Okujanjaba omwana akubiddwa eyaabwe ng'okozesa eddagala ery'ekinnansi:

Funa Ekifumufumu  n’evvu,  gattamu  ebbombo, kamulira  mu kamwa 


k’omwana eyaabwe gwekubye, kakasa nga alimize.

Lino Nalyo ddagala eliwonya eyaabwe mubaana mubukulu efuuka ensimbu

Eliziyiza eyaabwe ekisoka omwana mubuuse buli kumakya oba mukwatte amagulu goombi omuwuube- omuwuube nga omwetoloza nga enjuba tenavaayo.

Singa eyaabwe eba emukutte funa akafansonyi, ebimuli-byamukasa-kaddo, olukandwa, olusambya. Bwomala, obiyengera mumazi agoluuzi oseena wali awakulukuta gattawamu biyenge onaaze omwana akubiddwa eyaabwe.

Bwomala omusimule omubiri-gwona okamulizeko ne-munyindo okikola kumakya nga enjuba tennavaayo nakawungezi nga enjuba egudde.